Essomampandiika

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Essomampandiika(Orthography))
Jump to navigation Jump to search

Mu kitabo kye "essomamakulu"(semantics), Muwanga annyonyola "Essomampandiika"(Orthography)nga omugereko gw'ebigoberero(rules) ebigobererwa mu kuwandiika olulimi .Mu bigoberero bino mulimu okunyukukya(spelling) , okuleka amabanga okuva ku kugambo ekimu okudda ku kirala , ebigambo ebirina okutandika n'ennukuta ennene ng'amannya g'abantu , okukkaaatiriza, n'enjatula.

Buli lulimi lulina amateeka g'empandiika n'enjatula erwawula ku nnimi endala. Bino bye bisangibwa mu "essomampandiika"(orthography).