Jump to content

Essomampisa

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Essomampisa(Ethics))
phylosophy

Okusinziira ku Muwanga mu Kitabo kye "Essomabibuuzo"(Philosophy), "essomampisa"(Ethics) ), ttabi lya Ssomabibuuzo, eribuuza ku mpisa(ethics or morals).Laba na bino:

Amatabi ga essomabibuuzo ataano galimu:

(i) Essomakubaawo (Metaphysics) . Lino ssomo lya bibuuzo ku kuba( Existence).Libuuza :Ki ekiriwo ?

(ii) Essomakumanya (Epistemology). Lino ssomo lya bibuuzo ku kumanya( Knowledge).Libuuza 'Omanya otya nti omanyi ?

(iii)Essomampisa(Ethics).Lino ssomo lya bibuuzo ku mpisa.Libuuza .Nkola ki oba nkole ntya ?

(iv)Essomabyabufuzi (Politics). Lino ssomo lya kuwaliriza bikolrwa.Libuuza :Ki ekikkiriibwa okukola ?

((v)Essomabirungi(Esthetics) . Lino ssomo eribuuza k ekitondekabirungi ( Art).