Essomansolo

Bisangiddwa ku Wikipedia

OKusinziira ku Charles Muwanga, essomansolo (zoology) liri wansi wa "essomabulamu bwa nsolo"(animal biology). Essomansolo ttabi lya ssomabiramu erisoma ku bisolo n'obulamu bwabyo, omuli n'enkula awamu n'ebinnyonnyozo bya buli kisolo awamu n'ensengeka y'ensolo