Essomansolo(Zoology)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

OKusinziira ku Charles Muwanga , essomansolo(zoology) liri wansi wa "essomabulamu bwa nsolo"(animal biology). Essomansolo ttabi lya ssomabiramu erisoma ku bisolo n'obulamu bwabyo, omuli n'enkula awamu n'ebinnyonnyozo bya buli kisolo awamu n'ensengeka y'ensolo