Jump to content

Esther Okello Lutwa

Bisangiddwa ku Wikipedia

Esther Okello Lutwa era amanyiddwa nga Esther Dyee Okello ye mukyala asooka eri Tito Okello, eyali Omukulembeze wa Uganda. [1] [2] [3]

Obulamu obw’ebyafaayo

[kyusa | kolera mu edit source]

Yafumbirwa Tito Okello eyali Omukulembeze wa Uganda wakati wa 29 mu gw'omusanvu 1985 okutuuka nga 26 mu mwezi ogusooka mu mwaka gwa 1986 ng’omukyala omuto. [4][5] Yafudde oluvannyuma lw'akabenje ku luguudo e Kitgum Matidi nga kano ka myaka 14 km ebuvanjuba bw'ekibuga Kitgum mu mwezi gwokusatu nga 8, 2002, mu ddwaaliro e Mulago, [6][1] Yali agenda e Namokora amaka ga bajjajjaabe okwetaba mu kuziika omwami okwasembayo. [5][7] Abaana ba Esther kuliko Henry Oryem Okello nga mu kiseera kino akola nga Minisita w’ensonga z’ebweru mu gavumenti ya National Resistance Movement . [2][8][9][10]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 "Uganda@54: The First Ladies since independence". New Vision. Retrieved 2025-04-03.
  2. 1 2 "First Ladies who shunned the Limelight". New Vision. Retrieved 2025-04-03.
  3. ↑ Kapo, Nelson Bwire (2019-01-26). "TRICKED BY MUSEVENI: Tito Okello Lutwa did not know he had been overthrown". Nilepost News (in Lungereza). Retrieved 2025-04-03.
  4. ↑ "President Tito Okello Lutwa (General) - State House Uganda" (in American English). 2023-08-01. Retrieved 2025-04-03.
  5. 1 2 "Lutwa’s widow dead". New Vision. Retrieved 2025-04-03.
  6. ↑ "Bad advisers misled Gen Lutwa - Museveni". Monitor (in Lungereza). 2021-01-15. Retrieved 2025-04-03.
  7. ↑ https://allafrica.com/stories/200203060365.html
  8. ↑ "Translate page - Wikipedia". lg.wikipedia.org. Retrieved 2026-10-10.
  9. ↑ "Gen. Tito Lutwa Okello". www.globalsecurity.org. Retrieved 2025-04-03.
  10. ↑ Uganda, Watchdog (2018-10-04). "Uganda presidents since Independence". Watchdog Uganda (in British English). Retrieved 2025-04-03.