Eteeka ly'entobazi
Endabika

==Eteeka ly'entobazi==
Eteeka ly'entobazi lyateekebwawo Gavumenti ya Uganda era Ebigendererwa bya Gavumenti ku’mateeka agafuga obutonde bw’ensi byebino.
- Okunyweezza amateeka agaakolebwa okusobola okukuuma obutonde era n’okukozesa obutonde okusoboola okuberawo kati ne jebulijja.
- Okubonerezza abantu abasangibwa nga bonoona obutonde okusobola okumalawo abazi be misango.
- Okukuuma emigaso gy’entobazi. Okukuuma obulamu bw’ebintu ebisangibwa mu ntobazi nga ensolo n’ebimera.
- Gavumenti ekiriza emirimu egitasanyawo butonde bw’ansi, gamba okufuna amazzi aganywebwa, okuvuuba mu nvuba ennungi n’okulunda. Era ekubirizza abantu n’ebitonole ebya nnakyewa okwongera okwogera ennyo n’okusasannya ku migaso gy’entobazi.
<ref:wwf/lvceep/>