Jump to content

Eugenia Nassolo

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

munnayuganda omutandisi w'emirimu era munnabyabufuzi nga ye mubaka wa Paalamenti omulonde owa Lubaga ey'obukiika ddyo wansi wa National Unity Platform mu Paalamenti ey'ekkumi n'ebiri. [1]

Awo nga mu Mwezi ogwokubiri 2023, Nassolo yatikkirwa ddiguli esooka mu ngeri embeera z,ebitiundu gye zikosaamu abantu ababiwangaaliramu (Community Psychology-BCPS) okuva mu yunivasite y’e Makerere . Okunonyerezaa kwe okw'okusama kwalimu okunoonyereza ku kukabirirwa (Stress) ,enkola y’okugumira embeera n’obulamu obulungi mu birowoozo. [2]

Nassolo mubaka wa Paalamenti owa ow'ekitundu kya Lubaga ey'obukiika ddyo mu paalamenti ey'ekkumi n'ebiri ng'akiikirira ekibiina kya National Unity Platform . Yawangula abeesimbawo munaana mu kuvuganya kwe kumu n’obululu 35,366. [1] [3] Mu kwetegekera okulonda kwa bonna okwa 2021, yammibwa ttiketi ya National Unity Platform eyaweebwa Aloysious Mukasa . Oluvannyuma yeesibawo ng'akwatidde ekibiina kya Democratic Party bendera . Kyokka yawangulwa wadde nga yawagirwa Ekeleziya katulika n’Obwakabaka bwa Buganda . [4] [5] [6] Ekirala, yawaaba ebyava mu kulonda mu kkooti enkulu kyokka oluvannyuma omusango n’aguggyayo. [7] [8]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 "Kawalya, Nassolo win as NUP sweeps Rubaga". Monitor (in Lungereza). 2026-01-17. Retrieved 2026-02-08. Cite error: Invalid <ref> tag; name ":0" defined multiple times with different content.
  2. ↑ "Makerere University".
  3. ↑ "NUP MP Defies Party, Contests as Independent :". Uganda Radionetwork (in Lungereza). Retrieved 2026-02-08.
  4. ↑ "Nassolo's race to lose as Lukyamuzi returns". Monitor (in Lungereza). 2025-11-29. Retrieved 2026-02-08.
  5. ↑ "Malende's no-show puts Kampala Woman seat back in play". Monitor (in Lungereza). 2024-11-30. Retrieved 2026-02-08.
  6. ↑ "The changing face of Rubaga South leadership". Monitor (in Lungereza). 2024-09-21. Retrieved 2026-02-08.
  7. ↑ Kazibwe, Kenneth. "Petition challenging NUP's Aloysius Mukasa election withdrawn". Nilepost News (in Lungereza). Retrieved 2026-02-08.
  8. ↑ Reporter, NewVision (2021-09-02). "News: Petition against Rubaga South MP withdrawn". New Vision. Retrieved 2026-02-08.

Ebijuliziddwa wabweru wa Wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]