Evelyn Nabunya
Evelyn Christine Nabunya musawo w'abakyala era mukugu mu kuwabula abakyala kuzonga ezikwatagana ku kuzaala mu Minisitule y'ebyomulamu eya Uganda, awereza nga omukulu w'eddwaliro lya Mulago erikola ku bakyala n'abaana abato (Mulago Women's and Neonatal Referral Hospital) eririna ebitanda 450. Yatandika okuddukannya eddwaliro lino nga 9 August wa 2018.[1]
Ensibuko n'ebyenjigiriza
[kyusa | kolera mu edit source]Yazaalibwa mu Buganda mu Uganda mu mwaka gwa 1968. Weyamaliriza emisomogye mu Uganda yaweebwa ekifo mu University of Dar es Salam, gye yasomera obusawo. Yafuna ddiguli mu busawo mu mwaka gwa 1993. Oluvannyuma lw'emyaka etaano, yafuna ddiguli eyokubiri mu busawo (Master of Medicine) oba (MMed) ddiguli mu Obstertrics and Gynecology, eyamuwebwa Makerere University esangibwa e Kampala, ekibuga kya Uganda ekikulu era ekisinga obunene.[2]
Omulimu
[kyusa | kolera mu edit source]Nabunya musawo mukugu mu kuwabula abakyala ku nsonga z'okuzaala era musawo w'abakya omutendeke ku Mulago National Referral Hospital, kigambibwa nti waadi eno yesinga omuwendo gw'abaana oguzaalibwa mu nsi yonna. ng'abaana abasuuka mu 30,000 bazalibwa nga balamu buli mwaka, mu myaka esatu tebaka wansi wa 32,654 okuva nga 1 January wa 2011 okutuuka nga 31 December wa 2013. Omuwendo guno gulaga okuzaalibwa kw'abaana 90 ku buli lunaku, oba okuzaalibwa 3.7 buli ssawa, nga ogasseko n'abakyala abalongosebwa nga bazaala.[3]
2018 yagenda okutuuka, Dr. Nabunya yali alinnye eddala nafuuka omuwi w'amagezi omukulu ku nsonga z'ekikyala, era naweereza ng'omukulu wa Directorate of Obstetrics and Gynecology ku Mulago National Referral Hospital Complex.[4][5]
Mu August wa 2018, Minisitule y'ebyobulamu mu Uganda yalonda Evelyn Nabunya MD, MMed (Obs &Gyn), nga omukulu w'eddwaliro lya mulago mupya erya Mulago Specialised Maternal and Neonatal Hospital. Addirirwa Dr. Jolly Kaharuza Nankunda, omusawo w'abaana.[6]
Ebiwandiiko ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]__LEAD_SECTION__
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1483111/health-ministry-appoints-city-hospital-bosses
- ↑ https://web.archive.org/web/20180810204922/http://www.musawoug.com/musawo/Specialist_Details/320
- ↑ https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1319539/mulago-world-busiest-labour-suite
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2023-01-12. Retrieved 2025-04-23.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://web.archive.org/web/20200219050641/http://chs.mak.ac.ug/obsgyn/who-we-are
- ↑ http://www.monitor.co.ug/News/National/Govt-appoints-directors-Kiruddu-Kawempe-hospitals/688334-4706006-15qy4up/index.html
Evelyn Christine Nabunya musawo wa bazaala n’abakyala mu minisitule y’ebyobulamu mu Uganda, akola nga dayirekita omukulu ow’eddwaliro ly’abakyala n’abaana abazaalibwa mu Mulago eririmu ebitanda 450 . Yalondebwa ku kifo ekyo nga 9 ogw'omunaana mu 2018. [1]
__LEAD_SECTION__
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Nabatanzi, Violet (9 August 2018). "Health Ministry Appoints New City Hospital Bosses". Retrieved 9 August 2018.
Evelyn Christine Nabunya musawo wa bazaala n’abakyala mu minisitule y’ebyobulamu mu Uganda, akola nga dayirekita omukulu ow’eddwaliro ly’abakyala n’abaana abazaalibwa mu Mulago eririmu ebitanda 450 . Yalondebwa ku kifo ekyo nga 9 ogw'omunaana mu 2018. [1]
Ensibuko n’obuyigirize
[kyusa | kolera mu edit source]Yazaalibwa mu mu kitundu Kya Buganda mu Uganda circa 1968. Oluvannyuma lw’okusoma mu masomero g’omu kitundu, yakkirizibwa mu Yunivasite y’e Dar es Salaam, gye yasomera obusawo bw’abantu. Yatikkirwa diguli ya Dokita mu busawo (MD) mu mwaka gwa 1993. Nga wayise emyaka etaano, yaweebwa diguli eyookubiri mu by’obusawo (MMed) mu by’okuzaala n’abakyala, okuva mu yunivasite e Makerere, mu Kampala, ekibuga ekikulu ekya Uganda, era ekisinga obunene. [2]
Omulimu
[kyusa | kolera mu edit source]Nabunya musawo omukulu omukugu mu by’okuzaala n’abakyala mu ddwaaliro lya Mulago National Referral Hospital, nga kigambibwa nti lye lisinga okubeera n’ekifo awazaarirwa abaana mu nsi yonna, ng’abaana abazaalibwa nga balamu abasoba mu 30,000 buli mwaka, nga buli mwaka bazaalibwa 32,654 mu myaka esatu okuva nga 1 ogwokusooka mu 2011 okutuuka nga 31 ogwekkumi n'ebiri mu 2013. Kino kitegeeza nti buli lunaku bazaala emirundi nga 90, oba abaana 3.7 buli ssaawa, nga mw’otwalidde n’okulongoosebwa emirundi nga 20 ku 25 buli lunaku . [3]
Mu mwaka gwa 2018, Dr. Nabunya yali alinnye ku ddaala ly'omuwabuzi omukulu era nga y’akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’okuzaala n’abakyala ku Mulago National Referral Hospital Complex. [4] [5]
Mu gw'omunaana mu 2018, Minisitule y’ebyobulamu mu Uganda, yalonda Evelyn Nabunya MD, MMed (Obs & Gyn), nga dayirekita ow’ekiseera ow’eddwaliro eppya erya Mulago Specialized Maternal and Neonatal Hospital . Amyukiddwa Dr. Jolly Kaharuza Nankunda, omusawo w’abaana omuwi w’amagezi. [6]
Laba ne bino
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Cite error: Invalid
<ref>tag; no text was provided for refs named "1R". - ↑ Musawo Uganda (10 August 2018). "Profile of Dr. Evelyn Christine Nabunya". Musawo Uganda. Archived from the original on 10 August 2018. Retrieved 10 August 2018.
- ↑ Violet Nabatanzi, and Gloria Nakajubi (23 January 2015). "Mulago: The World's Busiest Labour Suite". Retrieved 10 August 2018.
- ↑ Lyatuu, Justus (5 June 2018). "New Mulago Maternal and Neonatal Hospital Is A Game-Changer". Archived from the original on 12 January 2023. Retrieved 10 August 2018.
- ↑ Makerere University College of Health Sciences (10 August 2018). "About The Directorate of Obstetrics and Gynaecology At Mulago National Referral Hospital". Makerere University College of Health Sciences. Archived from the original on 19 February 2020. Retrieved 10 August 2018.
- ↑ Namagembe, Lilian (10 August 2018). "Government Appoints Directors for Kiruddu, Kawempe Hospitals". Retrieved 10 August 2018.