Jump to content

Evelyn Omavowan Oboro

Bisangiddwa ku Wikipedia
Evelyn Omavowan Oboro
omuntu
Ekikulamukyala Kyusa
Ensi y’obutuuzeNigeria Kyusa
Erinnya eriweereddwaEvelyn Kyusa
Yazaalibwa nga1972 Kyusa
Gy'azaalwaNigeria Kyusa
Omulimumunnabyabufuzi Kyusa
Ekifo ky'alimumember of the House of Representatives of Nigeria Kyusa
GyeyasomeraDelta State University Kyusa
Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuziPeoples Democratic Party Kyusa
Personal pronounL484 Kyusa

 

Evelyn Omavowan Oboro (yazaalibwa 1971) munnabyabufuzi OmuNigeria era mukiise mu lukiiko lwa Federo. Yakiikirira ekitundu kya Okpe, Sapele ne Uvwie[1] mu ssaza ly'e Delta mu lukiiko lw'eggwanga olw'omulundi ogwomusanvu n'ogwomunaana . Yalondebwa ku kkaai y'ekibiina kya People's Democratic Party (PDP)[2][3]

Obuyigirize bwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Yafuna satifikeeti ya West Africa School mu Alegbo Secondary School, Effurum mu 1988 nga tannasaba kusoma byanjigiriza mu Yunivasite ya Delta State gye yafunira diguli ya Bachelor mu 1997.[4] Yafuna diguli eyookubiri mu by’obukulembeze mu 2002 ne diguli mu mateeka okuva mu Yunivasite ya Delta State mu 2009. [5]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "PDP senatorial candidate in Delta alleges assassination plot". The Guardian. Lagos, Nigeria. Retrieved 2020-07-19.
  2. "House Of Representatives Passes Bill To Establish FUPRE - Breaking News, Nigeria, Africa, Worldwide". NTA.ng. 2016-05-20. Archived from the original on 2017-01-06. Retrieved 2018-05-26.
  3. "I'll Run For Senate In 2019 – Oboro". Independent. Lagos, Nigeria. Retrieved 2018-05-26.
  4. "PROFILE OF HON EVELYN OMAVOWAN OBORO: PDP DELTA CENTRAL SENATORIAL CANDIDATE 2019". Advocate News (in American English). Archived from the original on 2020-07-19. Retrieved 2020-07-19.
  5. "Hon. EVELYN OBORO OMAVOWAN Opke/Sapele/Uvwie". Hon. EVELYN OBORO OMAVOWAN Opke/Sapele/Uvwie. Retrieved 2018-05-26.