Jump to content

Ewoya Dance

Bisangiddwa ku Wikipedia

Amazina ga Ewoya mazina ga kinnansi ag'abantu b'e Jie abasangibwa mu mambuka ga Uganda mu kitundu kya Karamoja mu disitulikiti ya Kotido . gazingiramu okubuuka waggulu obusimba. [1] Amazina gano gakozesebwa nnyo mu kunoonya ababeezi ng'abakazi n’abasajja babuuka era oyo asinga okubuuka waggulu y’afuna omubeezi asinga obulungi. [2] Amazina ga Ewoya ag'abantu b'e Jie gafaananako n'ag'Abamaasai, n'aKaramojong . Aba Jie boogera olulimi olukozesebwa mu bantu b'e Karamojong . [2]

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://qsafarisafrica.com/tribes_4/
  2. 1 2 https://www.101lasttribes.com/tribes/dodoth.html