Faith Nakut
| Ekikula | mukyala |
|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda |
| Erinnya eriweereddwa | Faith |
| Yazaalibwa nga | 29 Gwamunaana(Muwakanya) 1980 |
| Gy'azaalwa | Yuganda |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza |
| Omulimu | munnabyabufuzi |
| Ekifo ky'alimu | Omubaka wa Palamenti ya Uganda |
| Disitulikiti mwalondera | Napak |
| Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi | Ekibiina kya National Resistance Movement |
Faith Nakut era amanyiddwa nga Nakut Faith Loru Chuna Munnayuganda, munnabyabufuzi era omubaka mu Paalamenti ya Uganda omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Napak mu Paalamenti ya Uganda ey’ekkuminemu wansi w’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya National Resistance Movement . [1] [2] [3] [4] [5] [6]
Ofiisi y’ebyobufuzi
[kyusa | kolera mu edit source]Mu 2024, yawa minisitule y’ebyobulamu omulimu gw’okunoonyereza ku miwendo gy'abakyala abafiira mu sanya egyali gilinye mu ddwaliro ekkulu erya Moroto Regional Referral oluvannyuma lw’okufa kwa Sarah Nadiye, omukyala ow’ekkumi n’ababiri okufa mu 2024 mu kitundu ky’e Karamoja. [7] Yasaba Paalamenti ya Uganda okugaana enkola ya Minisitule y’ebyenjigiriza ey'abasomesa ba nasale bonna okufuna diguli. [8] Era yayogera ku miwendo gy’okusoma n’okuwandiika egya wansi mu kitundu ky’e Karamoja. [9] [10] Faith era mu kiseera kino aweereza ku kakiiko k’ebyensimbi, akakiiko akakola ku by'enguudo n'ebizimbe, n’akakiiko akavunaanyizibwa ku kubala ebitabo bya gavumenti (Gavumenti y’ebitundu) mu Paalamenti ya Uganda. Era abadde alwanisa okukukusa abaana mu kitundu kino. [11]
Laba ne bino
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa w'abweru wa Wikipedia
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ https://parliamentwatch.ug/news-amp-updates/mps-raise-concern-over-high-maternal-deaths-in-karamoja/
- ↑ https://www.pulse.ug/news/speaker-tayebwa-calls-for-urgent-meeting-over-mps-questionable-dress-code/mmtxyr3
- ↑ https://atekerfm.com/news-d/Napak-woman-MP-urges-parliament-to-reject-policy-that-mandates-degrees-for-nursery-school-teachers-uB7oI/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/NV_165220
- ↑ https://thecooperator.news/nrm-s-todwong-urges-karimojongs-on-peace-building/
- ↑ https://ugleader.com/leader/1017/nakut-faith-loru
- ↑ https://parliamentwatch.ug/news-amp-updates/mps-raise-concern-over-high-maternal-deaths-in-karamoja/
- ↑ https://atekerfm.com/news-d/Napak-woman-MP-urges-parliament-to-reject-policy-that-mandates-degrees-for-nursery-school-teachers-uB7oI/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/NV_165220
- ↑ https://thecooperator.news/nrm-s-todwong-urges-karimojongs-on-peace-building/
- ↑ https://www.thekampalareport.com/tag/hon-faith-nakut