Jump to content

Faridah Nambi

Bisangiddwa ku Wikipedia
Faridah Nambi
Munnayuganda munabyabufuzi,era omulwanirizi w'eddembe ly'abantu Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamukyala Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeUganda Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waFaridah Kyusa Wikidata
Gy'a­zaal­waButambala Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa Wikidata
Omulimumunnabyabufuzi, social worker, talk show host Kyusa Wikidata
Gyeya­so­me­raSsettendekero wa Makerere, Edinburgh Business School Kyusa Wikidata
Mmemba w’e­ki­bii­na ky’e­byo­bu­fu­ziEkibiina kya National Resistance Movement Kyusa Wikidata

Faridah Nambi Munnayuganda omukozi w’ensonga z’abantu, omulwanirizi w’ensonga z’abantu era munnabyabufuzi. [1] [2]

Obuvo bwe n'okusomba kwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Nambi yazaalibwa Moses Kigongo mu Disitulikiti y'e Butambala.[3] [4] Nambi yafuna Diguli eyookubiri mu by'obusuubuzi okuva ku The University of Edinburgh.[5]

Emirimu gye n'obuweereza mu bantu

[kyusa | kolera mu edit source]

Abadde yeetaba mu pulojekiti z’okukulaakulanya abantu omuli kampeyini y’amazzi amayonjo, okulwanirira ensonga z’embeera z’abantu era omwanjuzi wa pulogulaamu y’okukubaganya ebirowoozo ku ttiivi.[6][7][8][9] Mu Gwokuna 2010, Nambi yali omu ku beetaba mu lutuula lwa ba Pulezidenti n'abakulu okuva mu nsi yonna olwategekebwa Barack Obama mu Washington.[10]

Mu Gwokubiri 2020, Nambi yalangirira mu butongole okuvuganya ku bwa Kampala Women Parliamentary Constituency mu kulonda kwa bonna okwa 2021. [9]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Archive copy". Archived from the original on 2020-03-18. Retrieved 2025-07-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. https://www.pmldaily.com/news/world/2020/02/hajjat-faridah-nambi-confrims-plans-for-kampala-woman-mp-seat.html
  3. "Archive copy". Archived from the original on 2020-07-04. Retrieved 2025-07-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. https://mulengeranews.com/moses-kigongo-fronts-own-daughter-faridah-nambi-for-nabilah-seat/
  5. https://obamawhitehouse.archives.gov/sites/default/files/rss_viewer/entrepreneurship_summit_participant_bios.pdf
  6. https://chimpreports.com/arua-women-living-with-hiv-aids-benefit-from-faridah-nambi-skills-initiative/
  7. https://www.newvision.co.ug/news/1335102/nambi-talk-revives-debate-hiv-aids
  8. https://obamawhitehouse.archives.gov/blog/2010/05/04/unleashing-power-women-entrepreneurs
  9. 1 2 https://www.newvision.co.ug/news/1521753/nabilah-kigongo-daughter-stella-nyanzi
  10. https://web.archive.org/web/20200706120805/https://www.monitor.co.ug/Magazines/Full-Woman/689842-932036-x89pj2z/index.html

Ebijuliziddwa wabweru wa Wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]