Jump to content

Felix Ogong

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Felix Okot Ogong yazaalibwa 22 Ogusooka 1965) Munnayuganda omukugu mu by'enfuna, munnabyabufuzi era mmemba wa Paalamenti okuva mu Ssaza ly'e Dokolo ey'e Buggwanjuba nga mu kiseera kino atuula ku Paalamenti ya Pan Africa, Ababaka ba African Union ekisanja eky'okubiri nga yasindikibwa mu Paalamenti eyo mu kiseera kya Paalamenti ya Uganda ey'ekkumi. [1] [2] [3] Yali Minisita omubeezi ow'ensonga z'abavubuka n'abaana. [4] era mmemba w'ekibiina kya National Resistance Movement (NRM) ky'eyaweererezaamu mu Paalamenti okuva mu 1996. Ogong ye mutandisi era maneja omukulu owa Feilistar bus services ne Voice of Lango Fm esangibwa mu kibuga ky'e Lira.[5] [6]

Obuto bwe n'emisomo gye

[kyusa | kolera mu edit source]

Ogong Mukristaayo era mmemba w’eddiini y’Abapolotesitanti. Yafuna diguli mu by'enfuna n'eby'ettaka okuva mu Ssettendekero wa Makerere . [7]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://www.independent.co.ug/former-bus-driver-accuses-mp-ogong-of-breaching-nssf-act/
  2. https://www.independent.co.ug/uganda-mps-swear-in-at-pan-african-parliament/
  3. https://theyworkforyou.github.io/uganda-parliament-watch/mp/c880b8df-4596-4962-8872-94da5e52b635/
  4. http://ugandaradionetwork.com/story/gang-attacks-minister-felix-okot-ogong
  5. https://www.pmldaily.com/news/2018/09/museveni-attack-on-voice-of-lango-fm-angers-mp.html
  6. https://www.softpower.ug/ugandan-mps-sworn-in-to-pan-african-parliament/
  7. "Archive copy". Archived from the original on 2021-09-29. Retrieved 2025-09-20.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)