Filipinos in Uganda
Abafilipino mu Uganda kitegeeza abantu b'eggwanga ly'Abafilipino okuva mu nsi endala ababeera mu ggwanga ly'Omubuvanjuba Bwa Afrika erya Uganda. Ekitundu kino kikiikirira ekitundu ekitono naye nga kirimu abantu abawerako ab'eggwanga y'Abafilipino abali emitala w’amayanja, nga kirimu abantu abawera obukadde 10 okwetoloola ensi yonna. [1]
Ebikwata ku bungi bw’abantu
[kyusa | kolera mu edit source]Webwatukira mu 2012, abantu b’eggwanga ly'Abafilipino mu Uganda baali nga 600. [2] Omuwendo guno ogw’abantu guteeka Uganda mu bitundu ebitono ebisinganibwaamu Abafilipino okwetoloola ensi yonna, okwawukana ku mawanga nga Amerika eririna obukadde 3,400,000, Saudi Arabia abalina akakadde 1, ne Canada abalina 850,000. [1]
Mu 2012, bano baali bakulemberwa Divina Mikkelsen, eyali ng'omusaale mu kutegeka eby'obuwangwa n’okukola ku nsonga z’'abantu b'eggwanga lino. [3]
Okukiikirirwa abakungu
[kyusa | kolera mu edit source]Ogwekumineebiri nga 12 mu 2003, bannansi ba Philippines mu Uganda bawerezebwa mungeri y’ekikungu omubaka okuva munsi endala ng’ayita mu kitebe kya Philippines e Kenya, kubanga Philippines yali tedukanya kigendererwa kyakikungu eky'enjawulo mu Uganda. Mu 2025, abantu bano baali bakiikirirwa Marie Charlotte G. Tang eyali Omubaka okuva munsi endala, ng’asinziira e Kenya kyokka ng’awa Bannafilipino obuweereza bw’abakungu mu kitundu kyonna eky’Omumawanga G'omubuvanjuba bwa Afrika. [4] [5]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]
Ebijuliziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 "The Filipino Diaspora". Pilot Guides. 2022-01-25. Retrieved 2025-07-04. Cite error: Invalid
<ref>tag; name "diaspora-size" defined multiple times with different content - ↑ "Diasporas". Global Forum on Migration and Development. Retrieved 2025-07-04.
- ↑ "Filipino Uganda: My Pinoy Life in Kampala, Uganda". Illustrado Life. 2021-12-29. Retrieved 2025-07-04.
- ↑ "The Official Website of the Philippine Embassy in Nairobi, Kenya". nairobipe.dfa.gov.ph. Retrieved 2025-07-04.
- ↑ "Museveni salutes Filipino investors in Uganda". New Vision. Retrieved 2025-07-04.