Francis Okello
Endabika
Francis Okello
Munna maggye ku ddala lya major general mu ggye ly'eggwanga li UPDF.Yeeyali omuduumizi owookubiri ow'eggye eryawamu erya AMISOM okuva nga 3 Mugulansigo 2008 okutuuka ebbanga lye weryaggwako mu 2009 nadda ku kitebe ky'amaggye e Bombo mu Uganda. 
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda | |
| Erinnya eriweereddwa | Francis | |
| Erinnya lya famire | Okello | |
| Omulimu | military personnel | |
| Enfaanana y'enviiri | nzirugavu | |
Francis Okello major Genero mu ggye lya Uganda People's Defence Force .
AMISOM
[kyusa | kolera mu edit source]Major General Francis Okello yali muduumizi wa AMISOM owookubiri okuva nga 3 Ogwokusatu 2008 okutuuka ku nkomerero y’okulambula kwe mu 2009, oluvannyuma n’adda ku kitebe ky’amagye e Bombo, Uganda.[1][2]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "AMISOM Commander". Somaligov.net. Archived from the original on September 3, 2011. Retrieved March 26, 2011.
- ↑ "New AMISOM commander for Somalia: Maj. Gen. Nathan Mugisha". newvision.com. July 7, 2009.