Fred Bwino Kyakulaga
Fredrick Bwino Kyakulaga yazaalibwa mu Gwomukaaga nga 22, 1964 Munnayuganda omukugu mu by'obutonde obutonotono era Munnabyabufuzi akola nga Minisita Omubeezi Ow'eby'obulimi, Amakolero Ebisolo, n'Obuvubi, ekifo kye yakwata mu Gwomukaaga mu 2021. Era ye Mubaka wa Paalamenti omulonde akiikirira Kigulu North mu Disitulikiti y'e Iganga ku tikiti ya National Resistance Movement . [1] [2] [3] [4] [5] [6] [7]
Obulamu bwe n’obuyigirize
[kyusa | kolera mu edit source]Fred Bwino Kyakulaga yazaalibwa mu Gwamukaaga nga 22, 1964 e Kigulu mu Disitulikiti y’e Iganga .
Fred alina diguli ey'okusatu mu by’Okudukanya Emirimu gya Gavumenti okuva mu Uganda Management Institute, MA mu by’okugula n'okutambuza eby'amaguzi okuva mu Makerere University era mu kiseera kino akola Diguli ye ey'Okusatu mu Kunoonyereza ku by’Obulimi mu by’Obutonde bw’Ebimera.
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Govt to plant 100,000 hectares of oil palm". Monitor (in Lungereza). 2022-12-23. Retrieved 2023-02-04.
- ↑ "Gov't sets interventions to end food insecurity". New Vision (in Lungereza). 11 October 2022. Retrieved 2023-02-04.
- ↑ "Fred Bwino Kyakulaga Archives". The Independent Uganda (in American English). Retrieved 2023-02-04.
- ↑ Senyonyi, Taddewo William (2021-08-06). "Agriculture State Minister Applauds UCDA For Developments In Sub-sector » Business Focus". Business Focus (in American English). Retrieved 2023-02-04.
- ↑ Akankwatsa, Tonny (2022-09-17). "Uganda's Anti Tick Vaccine Ready for Field Trials". TowerPostNews (in American English). Retrieved 2023-02-04.
- ↑ Muhindo, Samuel (13 October 2021). "Reenergized MAAIF seeks media alliances to transform agriculture". The Observer - Uganda (in British English). Retrieved 2023-02-04.
- ↑ Reporter, Express (2021-01-19). "Full List of Elected MPs in Uganda 2021". Daily Express News (in British English). Retrieved 2023-02-04.