Fred Nalugoda
Fred Nalugoda munoonyereza ku by’obulamu eby'awamu / eby'olukale asoma ku kawuka akaleeta oba akalwaza siriimu / mukenenya mu byalo bya Uganda okumala emyaka egisukka mu makumi abiri (20 years), okusinga ng’ayita mu kulondoola ,okutunula enkaliriza n'okwekeneenya era n’okugenda ye kennyini butereevu atuuke wansi mu bitundu ebikoseddwa n'abantu abakoseddwa(Fieldwork) . [1] Mu kiseera kino akola nga omukulu wa pulogulaamu ow'ekitebe ekinoonyereza mu Kalisizo mu Uganda ng’ekitundu ku mirimu gye gy'atwala mu maaso ku pulogulaamu ya Rakai eya ssaayansi w'ebyobulamu (RHSP). [2]
Okusoma kwe
[kyusa | kolera mu edit source]Nalugoda alina ddiguli esooka mu by’ebibalo, era oluvannyuma y’agenda mu maaso okufuna ddiguli eyookubiri mu ssaayansi w'ebyobulamu okuva mu bbanguliro lya John Hopkins Bloomberg School of Public Health wansi wa pulogulaamu ya Fogarty AIDS International Training and Research Program. [1] Aweerezza ng'akulira eby'ensimbi eziweebwayo abantu kinoomu , ebitongole, gavumenti, n'ebitongole ebigabi by'obuyambi, ssaayansi n’okutendeka ku RHSP bweyali adda ku yunivasite y’e Makerere okusoma ddiguli eyokusatu (PhD) mu by'obulau eby'awamu/ eby'olukale. [3] Mu 2015, yatikkirwa okuva ku yunivasite y’e Makerere, mu bbanguliro ly'obufirosoofa (School of Philosophy), ng’asomye eby'obulamu eby'awamu / eby'olukale(Public health) ,okuteeka obukodyo bw'ebibalo mu kunoonyereza kw'ekinassaayansi mu bisaawe ebikwata ku by'obulamu omuli obujanjabi (Medicine), eby'obulamu ebyawamu / eby'olukale (Public health) ebiramu (Biology) n'okukola ebikozesebwa ebipya okusoma ebintu bino (Biostatistics) n'ebiviraako,okubalukawo n'ensaasaana y'ebyobulamu n'endwadde mu kitundu ekimu ( Epidemiology) [4]
Pulogulaamu y'e Rakai eya ssaayansi w'ebyobulamu
[kyusa | kolera mu edit source]Pulogulamu y'e Rakai eya saayansi w'ebyobulamu ekiikirira ekibinja kya bannassaayansi, abanoonyeereza n'abasawo abajanjabi abakola emisomo egiwera nga bwebagoberera entambula n'enkyukakyuka mu nkwatibwa / mu nsiigibwa yakawuka akaleeta siriimu / mukenenya mu kunoonyereza okunene okw’ekibinja ekiggule okuva mu byalo nga 50 mu disitulikiti ya Uganda ey'e Rakai .[5] Okunoonyereza kw'ekitindu ky'e Rakai okw'ekibinja kukola nga kumu kwokka ku migaso gya pulogulamu , era okunoonyereza okuwerako mu bifo ebizingiddwako kuggye abantu abakwenyigiddemu okuva mu bantu abawangalira mu kitundu kino.[6] Okunoonyereza okw'ekibinja kukolebwa abantu lukumi mu bibiri (12,00 individuals). Pulogulaamu n'era ewa abagyenyigiramu obujanjabi era n'okubudaabudibwa ku by'okwekebeza ku kawuka akalwaza sirimu / mukenenya nokujanjaba endwaddwe endala ezisiigibwa okuyita mu kwegatta mu by'omukwano.[7] Fred Nalugoda aweerezza mu buvunanyizibwa bungi mu pulogulaamu, okukola okunonyereza ng'akka wansi mu bitundu ne mu bantu abakoseddwa, okutendeka bannassaayansi abalala, n'okulondoola ebifuniddwa / ebizuuliddwa okuva mu okutunulira enkaliriza n'okwekeneenya. Mu kisera kino akyali mukozi ne RHSP era bingi ku biwandiiko kye ebikubiddwa mu byapa bivudde bu bantu abenyigira mu kunonyereza okw'ekibinja.[2]
Byasinga okwettanira /okwagala okunoonyerezaako
[kyusa | kolera mu edit source]Fred Nalugoda, mu kunoonyereza kw'ekitundu ky'e Rakai okwekibinja ,yali kitundu ku kunoonyereza okwatandikirwako okubuuliriza ebiva mu kukomolebwa kw'abasajja ku nsaasana y'akawuka ka / obulwadde bwa siriimu. [8] Ebiwandiiko ebirala ebyakubibwa ku byapa byetooloolera ku bungi bw'abalwadde, abakwatiddwa obulwadde omuli enneeyisa mu kunoonya obujanjabi [9] okubuna kw'eddagala erigema n’okwagala okwetaba / okwenyigira mu kugezesa, [10] n’ebiva mu kubudaabuda ku muwendo gw’abantu abafuna ebiva mu kukeberebwa akawuka ka siriimu. [11] Nalugoda ye kennyini akakasa nti obuvo bwe n’okwagala mu kwe ku kuteeka obukodyo bw'ebibalo mu kunoonyereza kw'ekinassaayansi mu bisaawe ebikwata ku by'obulamu omuli obujanjabi (Medicine), eby'obulamu ebyawamu / eby'olukale (Public health) ebiramu (Biology) n'okukola ebikozesebwa ebipya okusoma ebintu bino (Biostatistics) bimusobozeseza okuddukanya n’okufulumya mu kyapa ebikwata ku disitulikiti y’e Rakai. Ng'annyonnyola obuwanguzi e Rakai yagamba nti, "Kati obujjanjabi n'okuziyiza akawuka ka siriimu buli wonna era okwegaana si nsonga nnene kati..". [1] Gye buvuddeko, Nalugoda ne RHSP banoonyereza ku nsonga endala ez’embeera z’abantu ezikwatagana ennyo n'akawuka ka siriimu, gamba nga obutabanguko mu baagalana [12] n’epulogulaamu z’okutumbula ekikula ky’abantu. [13]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- "Fred Nalugoda: Preventing HIV in Uganda - Fogarty International Center @ NIH". Fogarty International Center. Retrieved 2020-06-01.
- ORCID. "Fred Nalugoda (0000-0001-6119-9293)". Retrieved 2020-06-12.
- "Leadership | About RHSP - Board & Senior Management". Archived from the original on 2019-10-23. Retrieved 2020-06-01.
- "Makerere University final graduation list 2015". www.newvision.co.ug. Retrieved 2020-06-01.
- Matovu, Joseph K. B.; Kigozi, Godfrey; Nalugoda, Fred; Wabwire-Mangen, Fred; Gray, Ronald H. (2002). "The Rakai Project counselling programme experience". Tropical Medicine & International Health (in Lungereza). 7 (12): 1064–1067. doi:10.1046/j.1365-3156.2002.00964.x. ISSN 1365-3156. PMID 12460398. S2CID 23157269.
- "Rakai Community Cohort Study - RCCS". www.rhsp.org. Archived from the original on 2022-12-06. Retrieved 2020-06-28.
- schroeder, christopher; Health, JH Bloomberg School of Public. "Current Research". Johns Hopkins Bloomberg School of Public Health (in Lungereza). Archived from the original on 2020-06-29. Retrieved 2020-06-28.
- Gray, Ronald H.; Kigozi, Godfrey; Serwadda, David; Makumbi, Frederick; Watya, Stephen; Nalugoda, Fred; Kiwanuka, Noah; Moulton, Lawrence H.; Chaudhary, Mohammad A.; Chen, Michael Z.; Sewankambo, Nelson K.; Wabwire-Mangen, Fred; Bacon, Melanie C.; Williams, Carolyn F. M.; Opendi, Pius; Reynolds, Steven J.; Laeyendecker, Oliver; Quinn, Thomas C.; Wawer, Maria J. (2007-02-24). "Male circumcision for HIV prevention in men in Rakai, Uganda: a randomised trial". Lancet. 369 (9562): 657–666. doi:10.1016/S0140-6736(07)60313-4. ISSN 1474-547X. PMID 17321311. S2CID 15958720.
- Paxton, Lynn; Kiwanuka, Noah; Nalugoda, Fredrick; Gray, R; Wawer, M (1999-01-01). "Community based study of treatment seeking among subjects with symptoms of sexually transmitted disease in rural Uganda". BMJ (Clinical Research Ed.). 317 (7173): 1630–1. doi:10.1136/bmj.317.7173.1630. PMC 28741. PMID 9848902.
- Kiwanuka, Noah; Robb, Merlin; Kigozi, Godfrey; Birx, Deborah; Philips, James; Wabwire-Mangen, Fred; Wawer, Maria J.; Nalugoda, Fred; Sewankambo, Nelson K.; Serwadda, David; Gray, Ronald H. (2004-06-01). "Knowledge About Vaccines and Willingness to Participate in Preventive HIV Vaccine Trials: A Population-Based Study, Rakai, Uganda". Journal of Acquired Immune Deficiency Syndromes. 36 (2): 721–725. doi:10.1097/00126334-200406010-00009. ISSN 1525-4135. PMID 15167291. S2CID 23033034.
- Matovu, Joseph; Kigozi, Godfrey; Nalugoda, Fredrick; Wabwire-Mangen, Fred; Gray, Ronald (2003-01-01). "The Rakai Project counseling programme experience". Tropical Medicine & International Health. 7 (12): 1064–7. doi:10.1046/j.1365-3156.2002.00964.x. PMID 12460398. S2CID 23157269.
- Matovu, Joseph; Kigozi, Godfrey; Nalugoda, Fredrick; Wabwire-Mangen, Fred; Gray, Ronald (2003-01-01). "The Rakai Project counseling programme experience". Tropical Medicine & International Health. 7 (12): 1064–7. doi:10.1046/j.1365-3156.2002.00964.x. PMID 12460398. S2CID 23157269.
- Mullinax, Margo; Higgins, Jenny; Wagman, Jennifer; Nakyanjo, Neema; Kigozi, Godfrey; Serwadda, David; Wawer, Maria; Gray, Ronald; Nalugoda, Fred (2013-04-01). "Community understandings of and responses to gender equality and empowerment in Rakai, Uganda". Global Public Health. 8 (4): 465–478. doi:10.1080/17441692.2013.768686. ISSN 1744-1692. PMID 23463914. S2CID 205911343.
- 1 2 3 "Fred Nalugoda: Preventing HIV in Uganda - Fogarty International Center @ NIH". Fogarty International Center. Retrieved 2020-06-01.
- 1 2 ORCID. "Fred Nalugoda (0000-0001-6119-9293)". Retrieved 2020-06-12.
- ↑ "Leadership | About RHSP - Board & Senior Management". Archived from the original on 2019-10-23. Retrieved 2020-06-01.
- ↑ "Makerere University final graduation list 2015". www.newvision.co.ug. Retrieved 2020-06-01.
- ↑ Matovu, Joseph K. B.; Kigozi, Godfrey; Nalugoda, Fred; Wabwire-Mangen, Fred; Gray, Ronald H. (2002). "The Rakai Project counselling programme experience". Tropical Medicine & International Health (in Lungereza). 7 (12): 1064–1067. doi:10.1046/j.1365-3156.2002.00964.x. ISSN 1365-3156. PMID 12460398. S2CID 23157269.
- ↑ "Rakai Community Cohort Study - RCCS". www.rhsp.org. Archived from the original on 2022-12-06. Retrieved 2020-06-28.
- ↑ schroeder, christopher; Health, JH Bloomberg School of Public. "Current Research". Johns Hopkins Bloomberg School of Public Health (in Lungereza). Archived from the original on 2020-06-29. Retrieved 2020-06-28.
- ↑ Gray, Ronald H.; Kigozi, Godfrey; Serwadda, David; Makumbi, Frederick; Watya, Stephen; Nalugoda, Fred; Kiwanuka, Noah; Moulton, Lawrence H.; Chaudhary, Mohammad A.; Chen, Michael Z.; Sewankambo, Nelson K.; Wabwire-Mangen, Fred; Bacon, Melanie C.; Williams, Carolyn F. M.; Opendi, Pius (2007-02-24). "Male circumcision for HIV prevention in men in Rakai, Uganda: a randomised trial". Lancet. 369 (9562): 657–666. doi:10.1016/S0140-6736(07)60313-4. ISSN 1474-547X. PMID 17321311. S2CID 15958720.
- ↑ Paxton, Lynn; Kiwanuka, Noah; Nalugoda, Fredrick; Gray, R; Wawer, M (1999-01-01). "Community based study of treatment seeking among subjects with symptoms of sexually transmitted disease in rural Uganda". BMJ (Clinical Research Ed.). 317 (7173): 1630–1. doi:10.1136/bmj.317.7173.1630. PMC 28741. PMID 9848902.
- ↑ Kiwanuka, Noah; Robb, Merlin; Kigozi, Godfrey; Birx, Deborah; Philips, James; Wabwire-Mangen, Fred; Wawer, Maria J.; Nalugoda, Fred; Sewankambo, Nelson K.; Serwadda, David; Gray, Ronald H. (2004-06-01). "Knowledge About Vaccines and Willingness to Participate in Preventive HIV Vaccine Trials: A Population-Based Study, Rakai, Uganda". Journal of Acquired Immune Deficiency Syndromes. 36 (2): 721–725. doi:10.1097/00126334-200406010-00009. ISSN 1525-4135. PMID 15167291. S2CID 23033034.
- ↑ Matovu, Joseph; Kigozi, Godfrey; Nalugoda, Fredrick; Wabwire-Mangen, Fred; Gray, Ronald (2003-01-01). "The Rakai Project counseling programme experience". Tropical Medicine & International Health. 7 (12): 1064–7. doi:10.1046/j.1365-3156.2002.00964.x. PMID 12460398. S2CID 23157269.
- ↑ Wagman, Jennifer A.; Gray, Ronald H.; Campbell, Jacquelyn C.; Thoma, Marie; Ndyanabo, Anthony; Ssekasanvu, Joseph; Nalugoda, Fred; Kagaayi, Joseph; Nakigozi, Gertrude; Serwadda, David; Brahmbhatt, Heena (2015-01-01). "Effectiveness of an integrated intimate partner violence and HIV prevention intervention in Rakai, Uganda: analysis of an intervention in an existing cluster randomised cohort". The Lancet Global Health. 3 (1): –23–e33. doi:10.1016/S2214-109X(14)70344-4. ISSN 2214-109X. PMC 4370228. PMID 25539966.
- ↑ Mullinax, Margo; Higgins, Jenny; Wagman, Jennifer; Nakyanjo, Neema; Kigozi, Godfrey; Serwadda, David; Wawer, Maria; Gray, Ronald; Nalugoda, Fred (2013-04-01). "Community understandings of and responses to gender equality and empowerment in Rakai, Uganda". Global Public Health. 8 (4): 465–478. doi:10.1080/17441692.2013.768686. ISSN 1744-1692. PMID 23463914. S2CID 205911343.