Gaetano Batanyenda
Endabika

Rev. Fr. Gaetano Batanyenda (yazaalibwa nga 30 Ogwomukaaga 1944 e Kanungu, Uganda) Munnayuganda omukulembeze w'eddiini era omu ku baweereza abaludde mu buweereza bwe kkanisa mu Ssaza lye Kabale. Kati awereza ku kigo ky'abakatuliki ekye Kitanga omwaka gwe ogwa 25. Batanyenda yakulira akakiiko akataba bannaddiini e Kigezi[1] era y'akulira n'abawereza ku kigo ky'e Kitanga ne mu Ssaza ly'e Kabale.
Batanyenda ali ne muby'obufuzi, gyeyawerereza ku Constituent Assembly[2] mu myaka 1994−95. Mu 2011, yafulumya ekiwandiiko ng'asaba omukulembeze w'eggwanga Yoweri Museveni alekulire obukulembeze.[3]
Ebijuliziddwamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ http://www.chimpreports.com/fr-gaetano-congratulates-besigye-upon-winning-thursday-election/
- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Ugandan_Constituent_Assembly_election,_1994
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2016-04-16. Retrieved 2025-06-28.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)