Jump to content

Ganda Lal

Bisangiddwa ku Wikipedia

Ganda Lal (olunaku lwe yazaalibwa terumanyiddwa) Munnayuganda eyali omuzannyi wa Criket ow'omutindo ogusooka .

Yazannyira Uganda cricket okuva mu 1955 okutuuka mu 1964. Yazannyako omupiira gumu ogw'omutindo ogusooka mu East Africa ne kiraabu ya Marylebone eya Cricket (MCC) eyali erambula mu Gwekkuminoogumu 1963. Mu mupiira guno, ng’azannya nnamba 11,era teyafulumako nga tateebye wadde. Mu luzannya olw'okubiri, teyaliiwo olw'okuba noobuvune era teyazannya. Mu nzannya za MCC yaggulawo okukuba akapiira kyokka n’ateeba goolo mukaaga zokka, naye n’akubwa emipiira 23 era naalemwa okuteeba ku mutindo gwa 3.83. [1]

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://cricketarchive.com/Archive/Scorecards/26/26461.html