Geoffrey Kizito
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Uganda | |
| Erinnya eriweereddwa | Geoffrey | |
| Yazaalibwa nga | 2 Gwakubiri (Mukutulansanja) 1993 | |
| Gy'azaalwa | Kampala | |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza | |
| Omulimu | omusambi w′omupiira | |
| Ekifo ky'azannya/ obumanyi | midfielder | |
| Azannyira mu Kiraabu | Xuan Thanh Sai Gon F.C., Gor Mahia F.C., Quang Ninh Charcoal F.C., Uganda Cranes | |
| Omuzannyo | omupiira ogw'ebigere | |
| Yeetabye mu | 2017 Africa Cup of Nations | |
| Height | 176 centimetre | |
Geoffrey Baba Kizito (yazaalibwa nga 2 Ogwokubiri 1993), era amannyiddwa nga Trần Trung Hiếu, muzannyi wa mupiira ogw'ensimbi Munnayuganda azannyira kiraabu ya V.League 2 club Thai Nguyen ng'omuwuwuttanyi azibira[1]
Emirimu gya kiraabu
[kyusa | kolera mu edit source]Yazaalibwa mu Kampala era sizoni ya 2012 ne 2013 yagimala mu Vietnam ne Xuan Thanh Saigon . [2] [3] Ku ntandikwa y'Ogwoluberyeberye 2014 yassa omukono ku ddiiru y'okuzannyira Gor Mahia bakyampiyoni ba pulimiya e Kenya . [4] Yaddayo e Vietnam mu sizoni ya 2015, ne Than Quang Ninh . [2] [3] Mu 2018 yeegatta ku Saigon . [5] Yagenda mu Than Quang Ninh mu sizoni ya 2020.[6]
Emirimu ku ttiimu y'eggwanga
[kyusa | kolera mu edit source]Yazannyira Uganda omupiira gwe ogwasooka mu 2012.[7] Yalabikira mu ttiimu ya Uganda ey'abasajja 23 ey'ekikopo ky'amawanga ga Afirika eza 2017. [8]
Ebimukwatako ng'omuntu
[kyusa | kolera mu edit source]Mu 2017 yafuna obutuuze bwa Vietnam, wansi w’erinnya Trần Trung Hiếu . [9]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Template:Soccerway
- 1 2 Template:NFT player
- 1 2 Template:Soccerway
- ↑ Dennis Mabuka (2 January 2015). "Gor Mahia sign Ugandan Kizito, closing in on Kenga". Goal.com. Retrieved 22 April 2015.
- ↑ "Ngày cuối thị trường chuyển nhượng V.League 2018: CLB TP.HCM tham gia nhiệt tình nhất - Bongdaplus.vn". Bongdaplus.
- ↑ Template:Soccerway
- ↑ Template:NFT player
- ↑ "Total Africa Cup of Nations 2017: Uganda Cranes 23 man squad to Gabon named". Federation of Uganda Football Associations. 4 January 2017.
- ↑ "Ngôi sao Uganda thành công dân Việt". nld.com.vn. 25 March 2017.
- Omupiira mu Uganda
- Abaazaalibwa mu 1993
- Abantu abalamu
- Bannayuganda abasajja abazannyi b'omiipiira
- Bannayuganda abasajja bannabyamizannyo ab'ekyasa ky'amakumi abiri mwekimu
- Abazannyi b'omupiira abasajja abazannyira e bweru w'eggwanga
- Abazannyi ba kiraabu ya Xuan Thanh Saigon Cement FC
- Abazannyi ba kiraabu ya Gor Mahia F.C.
- Abazanyi ba kiraabu ya Saigon FC