Germaine Kouméalo Anaté
Endabika
Germaine Kouméalo Anaté, munnabyabufuzi
| Ekikula | mukyala | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Togo | |
| Erinnya eriweereddwa | Germaine | |
| Yazaalibwa nga | 15 Gwamukaaga(Ssebaaseka) 1968 | |
| Gy'azaalwa | Sotouboua | |
| Ennimi z'amanyi | French | |
| Omulimu | writer, munnabyabufuzi, academic, Minisita | |
| Omukozesa | University of Lomé, University of Kara, Ministry of Communication of Togo, Ministry of Tourism, Culture and Arts of Togo | |
| Ekifo ky'alimu | Member of the National Assembly of Togo, Omukulembeze, Q139550958 | |
| Gyeyasomera | université Bordeaux Montaigne | |
| Academic degree | doctorate | |
| Doctoral advisor | Hugues Hotier | |
| Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi | Union for the Republic | |
| Mmemba wa | Association des écrivains du Togo | |
| Awaadi z'afunye | Officer of the Order of Mono, Knight of the National Order of Merit | |
Germaine Kouméalo Anaté (yazaalibwa Ogwomukaaga nga 15, 1968 mu Kazaboua, mu Sotouboua Prefecture) minisita wa gavumenti ya Togo, omuyivu era omuwandiisi. Nga 17 Ogwomwenda 2013, yalondebwa okuba Minisita w’ebyempuliziganya, ebyobuwangwa, eby’emikono n’ebyenjigiriza by’obwannakyewa mu gavumenti ya Kwesi Ahoomey-Zunu1. [1] Yaliko akulira abakozi mu minisitule y’ebyenjigiriza ebya waggulu n’okunoonyereza mu Togo nga tannakuzibwa kufuuka minisita. Alina ddiguli y’obusawo mu Sayansi w’Amawulire n’Empuliziganya mu Yunivasite y’e Bordeaux III mu Bufalansa. Musomesa era pulofeesa w’okunoonyereza mu yunivasite y’e Lomé ne Kara . Anaté’ ye Pulezidenti w’ekibiina ekigatta abawandiisi mu Togo (AET) era nga awandiise ebitabo ebiwerako.
Ebijuliziddwamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Germaine Kouméalo Anaté". Africultures. Retrieved 29 May 2015.