Godfrey Kateregga
Endabika
Godfrey Kateregga
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Uganda | |
| Erinnya eriweereddwa | Godfrey | |
| Yazaalibwa nga | 5 Gwakutaano(Muzigo) 1960 | |
| Gy'azaalwa | Mulago | |
| Olunaku lwe yafa | 13 Gwakusatu(Mugulansigo) 1999 | |
| Place of death | Mulago | |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza | |
| Omulimu | omusambi w′omupiira | |
| Ekifo ky'azannya/ obumanyi | forward | |
| Azannyira mu Kiraabu | Express FC, Kampala Capital City Authority FC, SC Villa, Uganda Cranes | |
| Omuzannyo | omupiira ogw'ebigere | |
Godfrey Kateregga (5 Ogwokutaano 1960 – 13 Ogwokusatu 1999) yali ssita wa mupiira era nga yazannyira ttiimu y'eggwanga y'omupiira.
Emirimu gye
[kyusa | kolera mu edit source]Yazaalibwa Mulago (ekitundu ekiriraanye Kampala), Kateregga yazannyako emipiira gya kiraabu mu ttiimu ya Tobacco FC, Kampala City Council FC, SC Villa ne Express FC. Yawangula engule za Uganda nnya (2 buli emu ne KCC ne Villa)[1] n'awangula ekikopo kya Uganda emirundi etaano (enna ne KCC ate ogumu ne Villa).[2][3]
Kateregga yazannya emipiira egiwerako mu ttiimu y’eggwanga eya Uganda ey’abakulu.[2]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Sadiq Wassa To Godfrey Kateregga: Ssimbwa Picks Uganda's Greatest XI". The Sports Nation. 16 August 2020. Archived from the original on 29 June 2023. Retrieved 28 May 2026.
- 1 2 Badru Zziwa, Hassan (8 September 2011). "Flashback: Kateregga - the Superstar". The Observer.
- ↑ "Deadly left wingers you loved and loathed in equal measure". Daily Monitor. 28 June 2020.
Ebijuliziddwa wabweru wa Wikipidiya
[kyusa | kolera mu edit source]- Godfrey Kateregga – FIFA competition record (archived)