Jump to content

Grace Kavuma

Bisangiddwa ku Wikipedia

Grace Jethro Kavuma musajja musuubuzi, mubalirizi wa bitabo, era muddukanya w'amirimu mu Uganda . Ye ssentebe w'ekitongole ekivunaanyizibwa ku butale ekya Capital Market Authority of Uganda . [1] [2]

Obuto bwe n’obuyigirize

[kyusa | kolera mu edit source]

Kavuma yazaalibwa mu Masekkati ga Uganda. Yatikkirwa diguli ya Bachelor of Commerce mu Ssettendekero wa Makerere . Ono mmemba mu ttendekero ly’ababalirizi b’ebitabo abakakasibwa mu Uganda ne mu ttendekero ly’ababalirizi b’ebitabo ba gavumenti abakakasibwa mu Kenya.

Emabegako yaliko akulira ekitongole kya Tullow Uganda Limited. Abadde akolera ne mu bbanka ya Barclays Bank of Uganda ne mu bbanka ya DFCU .

Ebijuliziddwamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://en.wikipedia.org/wiki/The_Observer_(Uganda)
  2. "Archive copy" (PDF). Archived from the original (PDF) on 2016-04-28. Retrieved 2025-07-13.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ebijuliziddwamu eby’ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]

Lua error: Invalid configuration file.