Guwedde entonto
Endabika
==Guwedde entonto== growing poor Guwedde entonto, Amakulu nti abantu bakweyunira olina k’ovaako. Entontogolo bibala bya mutuba, ennyonyi zibiwoomerwa nnyo. Naye ebibala ebyo ke biggwaako, tewali knyonyi kiddayo kugenda ku muti ogwo. Omuntu bw’ayavuwala ewaba amwettanira. Bino bigambo byo Luganda ebikusike <ref:wwf/lvceep/>