Hannington Kalyesubula
Endabika
Hannington Kalyesubula
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Uganda | |
| Yazaalibwa nga | 7 Gwakkuminebiri(Ntenvu) 1982 | |
| Gy'azaalwa | Uganda | |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza | |
| Omulimu | omusambi w′omupiira | |
| Ekifo ky'azannya/ obumanyi | goalkeeper | |
| Azannyira mu Kiraabu | SC Villa, Police FC, Saint George SC, SC Villa, Kagera Sugar FC, Uganda Cranes | |
| Omuzannyo | omupiira ogw'ebigere | |
Hannington Kalyesubula yazaalibwa Gatonnya 28, 1982 Munnayuganda era muzannyi wa mupiira, nga mu kiseera kino azannyira mu Rwenshama FC mu liigi ya Uganda Super League . [1]
Emirimu gye
[kyusa | kolera mu edit source]Omupiira yagutandikira mu Villa SC mu liigi ya Uganda, oluvannyuma n'agenda mu Police Jinja, nga tannakyusibwa mu 2006 n'agenda mu Saint-George SA mu liigi ya Ethiopia . Oluvannyuma lw'emyaka ebiri mu Ethiopia, SC Villa yamugula nga 14 Ogwekkumi nebiri, 2008 ku ndagaano ya myaka ebiri, [2] oluvannyuma nga 4 Ogwomunaana, 2010 nagenda mu ttiimu ya Tanzania premier league eya Kagera Sugar . [3]
Emirimu gye kumutendera gw’ensi yonna
[kyusa | kolera mu edit source]Omukwasi wa ggoolo ono yali mmemba wa Uganda Cranes . [4]
Ebiwandiiko ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Players evolution per season Federation of Uganda Football Associations Season : 2014/2015
- ↑ "SC Villa signs goal keeper Kalyesubula". Archived from the original on 2012-09-12. Retrieved 2010-09-04.
- ↑ Wazemba, Norman Katende and Paul (2010-08-05). "Uganda: Ndolo Moves to Kagera, Express in Build-Up Ties". New Vision (Kampala). Retrieved 2018-05-22.
- ↑ Template:NFT player