Jump to content

Herman Ssewanyana

Bisangiddwa ku Wikipedia
Herman Ssewanyana
Munnayuganda omuyimbi Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamusajja Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeUganda Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waHerman Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga1955 Kyusa Wikidata
Gy'a­zaal­waUganda Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa Wikidata
Omulimumusician Kyusa Wikidata
GyabeeraKampala Kyusa Wikidata

Herman Ssewanyana (yazaalibwa 1955) muyimbi era mukubi w'ebivuga mu Uganda. Mu kiseera kino Mukulembeze wa Bbandi, Dayirekita w’ennyimba era mukubi w’ebivuga mu kibiina ky’abayimbi ekya Percussion Discussion Africa.[1] Mmemba era mukubi w'ebivuga mu Afrigo Band, bbandi y'abayimbi ekyasinze obukulu mu Uganda, eyatandikibwawo mu 1975.[2][3]

Eby'emabega n’obuyigirize

[kyusa | kolera mu edit source]

Yazaalibwa mu masekkati ga Uganda mu 1955.

Omulimu gw’okuyimba

[kyusa | kolera mu edit source]

Ssewanyana yali mmemba wa Afrigo Band, okuva nga mu 1980. Mu 1997, bwe yali akyali ne Afrigo band, yatandikawo ekibiina kya Percussion Discussion Africa, ng'atunuulira nnyimba z’obuwangwa, ng’essira aliteeka ku bivuga bya Africa.[4] Okuva mu 2011, azze akolagana n'abayimbi abalala mu Uganda okukola ekivvulu ky'ennyimba ekitegekebwa buli mwaka ekimanyiddwa nga Zivuge. [[5] .​[6]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Archive copy". Archived from the original on 2015-02-03. Retrieved 2025-08-18.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. https://web.archive.org/web/20141225154810/http://www.newvision.co.ug/mobile/Detail.aspx?NewsID=632224&CatID=417
  3. http://www.newvision.co.ug/news/646720-celebrating-afrigo-band.html
  4. http://uganda.spla.pro/en/file.group.percussion-discussion-africa.1812.html
  5. http://www.observer.ug/index.php?option=com_content&view=article&id=11873:nandujja-joins-saava-and-ssewanyana-in-zivuge&catid=42:sizzling-entertainment&Itemid=74
  6. http://www.monitor.co.ug/artsculture/Entertainment/-/812796/1367492/-/3y7pt8/-/index.html