Ibrahim Juma (omuzannyi w'omupiira)
Ibrahim Sadam Juma (yazaalibwa nga 1 omwezi Ogwekkumi mu mwaka nga 1993) muzannyi wa mupiira wa omuguku era Munnayuganda, gye buvuddeko yazannya mu makkati mu liigi ya Uganda Premier League KCCA FC . Amanyiddwa nnyo olw’obuyiiya, range of passing and finishing, era mukugu mu kukuba free kick.[1] Juma abadde akwatiddwa Uganda ku mutendera gw'ensi yonna.
Emirimu gye mu kiraabu
[kyusa | kolera mu edit source]Emyaka egyasooka
[kyusa | kolera mu edit source]Mu buvubuka bwe, Juma yazannyirako mu Kampala Kids League.[2] Yali muzannyi mukulu mu ttiimu eyawangula ekikopo kya Tivoli ne kikoopo kya Gothia mu mwaka gwa 2003 – yateeba ggoolo 25 mu mipiira 13 mu mpaka ezaasembayo – n’addamu okuteeba ggoolo ku kikopo kya Tivoli omwaka ogwaddako.[1][3] Yayamba ttiimu eno okuddamu okuwangula ekikopo kya Tivoli –badamu okutwala ekikopo omulundi gwabwe ogw’omusanvu okutwalira awamu – mu mwaka gwa 2008 bwe bawangula Hillerod eya Danish ggoolo 6-0 ku fayinolo.[4]
Cray Wanderers
[kyusa | kolera mu edit source]Juma yatandika omulimu gwe ogw'okusamba omupiira gw'abakulu mu kiraabu ya Isthmian League eya Cray Wanderers. Oluvannyuma lw'omutindo ogw'ekitalo mu reserve Juma yayitibwa ku ttiimu esooka era okukkakkana ng'azannye omupiira gwe ogwasooka nga bazanya ne Corinthian Casuals. Juma kye yasinga okukola mu Cray Wanderers kwe kuwangula free kick eyateebebwa Simon Osborn ekyaviirako Cray Wanderers okuwangula ‘playoffs’ n’olwekyo n’ekuzibwa.[5] Juma yagenda mu maaso n'azannya emirundi 4 gyokka mu Cray Wanderers.[6]
Bunamwaya
[kyusa | kolera mu edit source]Mu mwaka gwa 2009 Juma yeegatta ku kiraabu ya Uganda eya Super League eya Bunamwaya . Yateeba mu mupiira gwebazanya ne Simba ne bawangula ne ggoolo 3-0 nga 12 omwezi Ogwekkuminoogumu,[7] era ye yali ekifo ttiimu eno esinga okutunuulirwa mu mupiira gwe yazannya ne Express nga 5 omwezi Ogwokubiri mu mwaka gwa 2010 nga Bunamwaya evudde wansi mpaka ku ggoolo ssatu n’egamba nti gwagwa maliri ga ggoolo 3-3.[3] Edward Golola, maneja wa kiraabu eno yategeezezza nti okutebereza kwa Juma kwafuuwa omukka mu Bunamwaya era okuwangula liigi si kirowoozo kya wala.[8] "Azannya n'okukula kungi," munne Ayub Kisalita bwe yategeezezza. "Ekimu ky'eyayongera ku ttiimu bwe busobozi bwe okusumulula abazibizi ng'akozesa obukoddyo obw'ekika ekya waggulu. Olwo n'ayingira mu bifo by'okuteeba n'atwala emikisa gye mu ngeri ey'ekikugu ennyo."[3] Sizoni ya 2009–10 yaggwa nga Bunamwaya ewangudde ekikopo kya liigi ekyasooka.[7][9] Sizoni eyaddako teyali ya buwanguzi bungi eri Juma ne kiraabu. Yateeba ggoolo enkulu mu mipiira gye bazannya ne Proline ne Maroons,[10] kyokka n’alemesebwa olw’obuvune.[11] Kiraabu eno teyasobodde kusigaza ngule eno, n'emalira mu kyakusatu n'obubonero 12 emabega wa bakyampiyoni Uganda Revenue Authority.[10]
Sài Gòn Xuân Thành
[kyusa | kolera mu edit source]Juma yeegatta ku kiraabu ya Vietnam eya Sài Gòn Xuân Thành mu kibinja ekisooka mu mwezi Ogwomukaaga mu mwaka gwa 2011.[12][13] Ggoolo nnya ze yateeba mu Ogwomusanvu ne Ogwomunaana zayamba kiraabu eno okuwangula ekikopo n'okusitukira mu V-League.[14]
Emipiira gyazanyidde tiimu y'eggwanga
[kyusa | kolera mu edit source]Juma yakiikirira Uganda ku mutendera gw'abavubuka nga tannayitibwa ku ttiimu y'abakulu . Yayamba eggwanga lye okusigaza empaka za CECAFA U-20 Championship mu mwaka gwa 2010.[15] Juma ye yawa Uganda okukulembera ku fayinolo ne Eritrea nga bannyinimu tebannaba kwenkanya ne batwala omupiira mu extra time n’oluvannyuma peneti, Uganda gye yawangula ggoolo 5-4. Yasooka kuzannya mu ttiimu y’abakulu nga battunka ne Tanzania nga 2 omwezi Ogwokusatu mu mwaka gwa 2010 n’ateeba ggoolo yaabwe eyookubiri mu buwanguzi bwa ggoolo 3-2.[8][16] Juma yalabikira mu mpaka za 2011 African Nations Championship ezali e Sudan,[17] era kyaletera ttiimu ezenjawulo okulondamu abazannyi abomutindo mu mawanga gabwe okuva mu liigi zabwe ezamannyi naye FIFA teyagitwala nga tournament yamutendera gwansi yonna
Mu ggwanga lye
[kyusa | kolera mu edit source]- Obukodyo n'ebyava mu kulonda Uganda bye yasoose.[18]
| No | Olunaku | Ekifo | B'ebavuganya | Ggoolo | Ebivamu | Empaka |
|---|---|---|---|---|---|---|
| 1. | 3 Ogwokusatu 2010 | CCM Kirumba Stadium, Mwanza, Tanzania | Tanzania | 2–2 | 3–2 | Friendly |
| 2. | 17 Ogwekkumineebiri 2017 | Kenyatta Stadium, Machakos, Kenya | Burundi | 1–1 | 2–1 | 2017 CECAFA Cup |
| 3. | 2–1 |
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Yakulira Luzira, ekitundu ekiriraanye Kampala .
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa wabweru wa wikipedia
[kyusa | kolera mu edit source]- Ibrahim Saddam Juma at National-Football-Teams.com
- 1 2 Nsimbe, John Vianney (28 March 2010). "Top 10 list: Ugandan football prospects". The Observer. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ Somoni, M. J. (1 October 2010). "Fulham Hand Trial To Ibrahim Juma – Report". Goal. Retrieved 9 September 2011.
- 1 2 3 Nsimbe, John Vianney (7 February 2010). "Semakula left in Saddam's wake". The Observer. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ Dudley, Trevor (13 July 2009). "KKL win seventh Tivoli Cup". New Vision. Archived from the original on 23 September 2012. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ "Cray Wanderers Play Off Final". Archived from the original on 20 April 2013. Retrieved 27 July 2012.
- ↑ "Juma Ibrahim Appearances". Retrieved 27 July 2012.
- 1 2 Schöggl, Hans; King, Ian (26 November 2010). "Uganda 2009/10". Rec.Sport.Soccer Statistics Foundation. Retrieved 9 September 2011.
- 1 2 Nsimbe, John Vianney (21 March 2010). "Cranes youngsters under the spotlight". The Observer. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ Nsimbe, John Vianney (24 April 2011). "Top 10 List: Factors to decide Super League title". The Observer. Retrieved 9 September 2011.
- 1 2 King, Ian (15 July 2011). "Uganda 2010/11". Rec.Sport.Soccer Statistics Foundation. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ Nsimbe, John Vianney (20 March 2011). "Bunamwaya's fall from grace offers lifeline to title contenders". The Observer. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ Kenyi, Swalley (15 June 2011). "Bunamwaya enter camp for CECAFA". New Vision. Archived from the original on 21 August 2011. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ Nsimbe, John Vianney (26 June 2011). "Cecafa: It's Buna's moment". The Observer. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ "Vietnam First Division 2011". Soccerway. Global Sports Media. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ Kenyi, Swalley (28 August 2010). "Uganda/Eritrea: Hippos Wins Under 20 Cecafa Regional Title". AllAfrica. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ Kawuma, Kato; Bakama, James; Kenyi, Swalley (3 March 2010). "Uganda/Tanzania: Cranes Nip Tanzania". AllAfrica. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ "The Knowledge: Cranes players to feature in more than 2 Africa Cup of Nations finals". The Observer. 9 January 2011. Retrieved 9 September 2011.
- ↑ "Juma, Saddam". National Football Teams. Retrieved 18 December 2017.