Ibrahim Mugulusi
Endabika
Ibrahim Mugulusi
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Uganda | |
| Country for sport | Uganda | |
| Yazaalibwa nga | 22 Gwakkuminogumu(Museenene) 1999 | |
| Gy'azaalwa | Jinja | |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza | |
| Omulimu | omusambi w′omupiira | |
| Ekifo ky'azannya/ obumanyi | midfielder | |
| Gyeyasomera | Kampala Yunivasite | |
| Azannyira mu Kiraabu | BUL Jinja FC, Busoga United Football Club, SC Villa | |
| Omuzannyo | omupiira ogw'ebigere | |
| Sport number | 10 | |
| Yeetabye mu | Uganda Premier League | |
Ibrahim Mugulusi (yazaalibwa 22,Ogwekkuminoogumu 1997)[1] Munnayuganda omuzannyi w'omupiira era azannya mu makkati ku BUL FC.[1]
Okuzannyira kiraabu
[kyusa | kolera mu edit source]Ibrahim omupiira yagutandikira mu Busoga United okuva mu 2017 okutuuka mu 2020 nga tanegatta ku Kampala University ne SC Villa.[2] Oluvannyuma yakola endagaano ne BUL FC mu August 2020 n'ayongera endagaano ye mu Gwomukaaga 2024 okutuuka mu Gwomukaaga 2026.[3]
Ebitiibwa
[kyusa | kolera mu edit source]Yali mu ttiimu ya BUL FC eyatuuka ku fayinolo ya Uganda Cup mu 2021, n’emalira mu ky0kubiri mu Vipers SC.[4] Mu sizoni ya 2022/23 mu kikopo kya CAF Confederation Cup, yeetaba n'okuvuganya mu mupiira gwa ssemazinga ne BUL FC oluvannyuma lw'okuwangula ekikopo kya Uganda Cup.[5]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 "Ibrahim Mugulusi - BUL FC" (in American English). 2023-10-06. Archived from the original on 2025-07-18. Retrieved 2025-07-23.
- ↑ Isabirye, David (2020-08-01). "Transfers: Mugulusi, Madoi officially unveiled at BUL FC". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-07-23.
- ↑ Remmy, Kintu (2022-04-12). "NEWS: TWO PLAYERS SIGN CONTRACT EXTENSIONS. - BUL FC" (in American English). Archived from the original on 2025-09-16. Retrieved 2025-07-23.
- ↑ "Vipers thrash BUL in final to clinch Uganda Cup title". MTN Sports (in American English). 2021-09-26. Retrieved 2025-07-23.
- ↑ "CAF Confederation Cup: BUL holds Future at Kitende". MTN Sports (in American English). 2022-09-07. Retrieved 2025-07-23.