Iddi Batambuze
Iddi Batambuze (yazaalibwa nga 12 omwezi Ogwekkuminoogumu mu mwaka gwa 1972) yali omuzannyi wa mupiira era Munnayuganda, yasemba okuzannya ng'omuzannyi wa wakati mu Arambagh.
Obuto bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Batambuze omulimu gw'okusamba omupiira yagutandikira mu Uganda, gye yayogerwako ng'omu ku bazannyi b'omu makkati okutunuulirwa mu kiseera kye eky'okukulaakulana... abawagizi abasinga bajja kumujjukira olw'ebiseera bye yamala mu Villa gye yakolagana n'abazannyi nga Edgar Watson, James Odoch ne Hakim Magumba ne bakola eby'amaanyi".[1]

Omulimu gwa kiraabu
[kyusa | kolera mu edit source]Batambuze yegatta ku ttiimu ya Vietnam eya SLNA, n’ayamba kiraabu eno okuwangula liigi.[2] Yaweebwa engule y'omuzannyi asinga ebweru w'eggwanga mu Vietnam mu mwaka gwa 2000 ne 2001.[3] Wabula olwo yayogerwako nga "alaga obubonero bw'obutaba na mpisa n'obulamu obw'ekigero... abatendesi ba SLNA batera okumukozesa ng'ekyokulabirako nga ow'empisa n'obulamu obw'ekigero".[4] Kino kyayogerwako ng'ekivudde ku "ebiva mu "eky'akavuyo" mu disiko nz'ekiro... ebiro eby'okukozesa ebiragalalagala ne bamalaaya".[5]
Omulimu gw’ensi yonna
[kyusa | kolera mu edit source]Batambuze yasooka kuzannyira ttiimu y'eggwanga ya Uganda ey'omupiira mu mpaka z'okusunsulamu mu mpaka za Afrika eza 1994.[6]
Omusono gw’okuzannya
[kyusa | kolera mu edit source]Batambuze yasinga kukolera mu makkati era ng’amanyiddwa nnyo olw’amaanyi.[7]
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Batambuze yayiga okwogera Oluviyetnam.[8]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Iddi Batambuze - Monitor article". Archived from the original on 2023-09-17. Retrieved 2023-09-20.
{{cite web}}: CS1 maint: bot: original URL status unknown (link) - ↑ "Iddi Batambuze - Báo Sài Gòn Giải Phóng article".
- ↑ "Iddi không bất ngờ khi thành 'Cầu thủ nước ngoài hay nhất'". vnexpress.net.
- ↑ "Iddi Batambuze - Báo Người Lao Động article".
- ↑ "Iddi Batambuze - BoBong da 24h article".
- ↑ "Iddi Batambuze - Bao Nghe An article".
- ↑ "Iddi Batambuze - Việt Giải Trí article".
- ↑ "Iddi Batambuze muốn lấy vợ Việt Nam". vnexpress.net.