Jump to content

In the name of God (Mulinnya lya Katonda)

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku In the of God( Mulinnya lya Katonda))
"In the name of god" at the Cathedral of Copenhagen

In the name of God (Mulinnya Lya Katonda) eno porojekiti eyatandikwawo Jens Galschiøt ngeno yakibumbu ekyo muwala omutto ngali lubuto, kino nga kyabumbwa kuwakanya ekelezia engeli gyekwatamu ensonga okwagalana nenkozesa yobupiira bugalimpitawa, amakerenda agaziyiza okuzaala. Era nga pulezidenti Bush naye ngayali agana abantu okozesa obupiira galimpitawa nga abagamba nti banywerere kuba nabwe naga tebafudeyo kubiki ebiyinza okudirila senga babagana.

Akawala akali olubuto

[kyusa | edit source]

Akawala kano akali olubuuto kyekimu ku bibume era ebyabumbwa Jens Galschiøt.Kino kyabumbwa mu kyuuma coppa ekibumbe kino kilaga omuwaala ngakomeredwa kumusalaba omunene ddala.[1]


Olunaku lwobulwadde Bwa Aids mu Copenhagen olwensi Yonna

[kyusa | edit source]

Nga 1 Desemba 2006, Ku lunaku lwokuza obulwadde bwa AIDs,ekibumbe kino ekya kawaala akali olubuuto nga kawanikidwa kumusalaba obuwanvu mitta 5 kyetebwa mumasso nge kanisa ya copenhagen. Nge kikolwa ekilaga okuwakanya engeli ekelezia bweyasalawo kunsonga yokozesa obupiira galimpitawa era ngewadeyo abagoberezi bayo okukwegadanga nga tebakoze bupiira.Guno gwegwali omulundi ogusokeradal ekibumbe kino okozesebwa kumukolo omutongole.

Ebyagwawo mu Nicaragua

[kyusa | edit source]

Nga maki 2007 ekibumbethe In The Name of God (Mulinnya Lya Katonda) kyekyali ekisale ku kampeyini ye kibiina kyabakyala bo mu Nicaraguan okulwanyisa ensonga yabakyala obutakirizibwa kugyamu mbutto ate nge zimu bazifuna tebeyagaride. Abakyala 37 abali embutto baffa oluvakyuma lwemyezi 3 nagabaganidwa okugyamu embutto mu 2007, newankubade nga nokuzala tekwesigwa nnyo abakyala baffa nebaleka bamulekwa 80.

Kampeyini yagulwawo 17 Mayi nolukungano lwa banamawulire mumasso kooti enkulu nekungudo za motoka.Ekibumbe kino kyatandika olugendo lwakyo okwetorola egwanga lyonna nga 20 mayi nga ekwaso yomulabi mu kampeyini eno.Olwokongeramu amannyi ,abakyala bakola obubumbe obutono obufananira ddala ngakino mubungi ngabwagabira bamemamba ba palamenti , ablamuzi na bakwatibwako abalala.[2]

World Social Forum Mu Nairobi, Kenya

[kyusa | edit source]

Mu 2007 ku lukungana "World Social Forum"e Nairobi Jens Galschiøt yatwala ebibumbe 2 ebyobuwaala ngabukomeredwa kumusaraba,olwokwewala obukubagano obwandivude mukworesa obwerere bwomukyala mulujude ebibumbe binno byabolwa mu kikoomo nga byabazibwa engoye okubika kubukyala bwabyo. Ku lukungana World Social Forum, “In the name of God (Mulinnya Lya Katonda)” yatondawo ensonga 3.[3]

  1. Olukiiko olwasooka banakatemba okuva e Uganda, Kenya,ne muns iendala,bayogera engeli gyebakozesamu ebifanannyi ,ebibumbe mu katemba okulaga ensonga eba egudewo munsi.
  2. Omworeso gwe kibumbe“In the Name of God(Mulinnya Lya Katonda)”mukiffo ewali olukungana lwa "WSF".
  3. Forum theatre:Ekibiina okuva mu Uganda ekiyitibwa "IATM International" (Anti-Corruption Theatrical Movement)kyazanya omuzannyo mumasso nge kibumbe kino.Omuzannyo gwekibiina kino gwali guwa abalabi omukisa okubaganya ebirowoozo ngeli eddini gyeyingirilamu abantu obutabawa mukisa kozesa makerenda gaziyiza kuzala nokozesa obupiira galimpitawane kubulwadde bwa AIDs.
  4. Ekibiina ekiyitibwa"The Danish ecologist association"(Eco-net)kyayoresa ebibumbe bbiri mumannyaBalancing Actokwongera okukatiriza ensonga yobutebenkenvu mu nsi yonna.

Ezenyongeza

[kyusa | edit source]

Laba Nawano

[kyusa | edit source]

References Ebyokulabirako

[kyusa | edit source]