Isma Mugulusi
Endabika
Isma Mugulusi (yazaalibwa nga 10 Ogwekkumi 2003) Munnayuganda omuzannyi w'omupiira ow'ekikugu era azannyira mu makkati mu ttiimu ya Uganda Premier League Club Uganda Revenue Authority SC ne ttiimu y'eggwanga lya Uganda eya Uganda Cranes.[1][2][3]
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Mukulu wa Isma Ibrahim naye muzannyi wa mupiira.[1]
Emirimu gye mu kiraabu
[kyusa | kolera mu edit source]Mugulusi yakomawo mu liigi ya Uganda Premier mu mwaka gwa 2024 okuva e Makedonikos e Greece ne FK Riteriai e Lithuania. Abadde azannyira mu Bulaaya okuva mu mwaka gwa 2022.[3][4]
Ebitiibwa
[kyusa | kolera mu edit source]Uganda U20
- Omuwanguzi w'ekikopo kya Afrika ekya U-20 : 2021[5]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 Isabirye, David (8 August 2021). "Isma Mugulusi: Joining Sports Club Villa was my career's easiest decision". Kawowo Sports. Retrieved 2 November 2021. Cite error: Invalid
<ref>tag; name ":0" defined multiple times with different content. - ↑ Template:NFT player
- 1 2 Kiyonga, Ismael (2024-08-16). "URA sign ex-U20 star Isma Mugulusi". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2024-08-16. Cite error: Invalid
<ref>tag; name ":1" defined multiple times with different content. - ↑ "Isma Mugulusi completes move to UPL side". Swift Sports Uganda (in American English). 2024-08-15. Retrieved 2024-08-16.
- ↑ Template:Soccerway