Ivan Muhwezi
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Uganda | |
| Country for sport | Uganda | |
| Erinnya eriweereddwa | Ivan | |
| Yazaalibwa nga | 19 Gusooka 1998 | |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza | |
| Omulimu | basketball player | |
| Azannyira mu Kiraabu | Uganda men's national basketball team | |
| Omuzannyo | basketball | |
Ivan Muhwezi (yazaalibwa 19 Ogwolubereberye 1998) [1] Munnayuganda muzannyi wa nsero (basketball) era azannya ng'omuumi w'omuteebi mu kiraabu ya Namuwongo Blazers mu liigi ya Uganda ey'ensero eya National Basketball League (NBL). [2] Ivan yali mu ttiimu y'eggwanga ey'abazannyi abatasussa myaka 18 (U18) eyavuganya mu mpaka za Afrika eza 2016 FIBA Africa U18 Championship ezaali mu kibuga Kigali ekya Rwanda. [3]
Omulimu gwa kiraabu
[kyusa | kolera mu edit source]Muhwezi okuzannya ensero yakutandikira omupiira ku ssomero lya Buddo Secondary School, gye yazannyiranga mu mpaka z’amasomero ga siniya ez’eggwanga. [4] Mu 2017, yeegatta ku KIU Titans era yazannya mu mpaka za UCU Invitational. [4] oluvannyuma yeegatta ku City Oilers mu Gwokusatu 2018 era nga yeyali kapiteeni wa ttiimu eno okutuusa mu Gwomukaaga 2025 lwe yeegatta ku kiraabu Namuwongo Blazers . [3] [5]
Ku tiimu y'egwanga
[kyusa | kolera mu edit source]Muhwezi yakiikirira Uganda mu mpaka za FIBA Africa U18 Championship eza 2016 ezaali mu kibuga Kigali ekya Rwanda. [6]
Muhwezi yazannyira tiimu ya Uganda ey'ensero eya Uganda Silverbacks mu mpaka za AfroBasket 2015, 2017, 2021 ne 2025 mu z’okusunsulamu e Tunisia. [7]
Byawangudde
[kyusa | kolera mu edit source]
Muhwezi yawangula liigi ya Uganda ey'ensero mu mwaka 2019, 2022, 2023, ne 2024 nga ali ku kiraabu ya City Oilers. [8]
Ivan yawangula engule y'omuzannyi mu w'ensero muumu FUBA mu 2019. [9]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Ivan Muhwezi (Uganda) - Basketball Stats, Height, Age | FIBA Basketball". www.fiba.basketball (in Lungereza). 2025-07-27. Retrieved 2025-07-27.
- ↑ Abdusalam, Kigozi (2025-06-11). "City Oilers Confirm Captain Muhwezi's Exit". ChimpReports (in American English). Retrieved 2025-07-27.
- 1 2 Kaweru, Franklin (2018-03-22). "City Oilers snap up Egau, Muhwezi". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-07-27.
- 1 2 Kaweru, Franklin (2017-04-10). "Youngster Muhwezi may not play for KIU Titans this season". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-07-27.
- ↑ Kule, Edwin Kyle (2025-06-09). "Ivan Muhwezi's City Oilers' era ends, Nam Blazers switch looms". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-07-27.
- ↑ "Ugandan U-18 basketball teams qualify for FIBA African championships". New Vision. Retrieved 2025-07-27.
- ↑ "Can Uganda secure fourth straight AfroBasket ticket?". www.fiba.basketball (in Lungereza). 2024-02-17. Retrieved 2025-07-27.
- ↑ 2019 NBL Uganda season (in Lungereza). 2024-01-31.
- ↑ "Muhwezi Shines for Oilers in NBL Encounter". Uganda Radionetwork (in Lungereza). Retrieved 2025-07-27.