Jump to content

Ivan Ntege

Bisangiddwa ku Wikipedia

  

Ivan Ntege (yazaalibwa nga 8,Ogwomwenda 1994) muzannyi wa mupiira omukugu ,MunnaUganda era azannyira mu KF Tirana mu Albania ne ttiimu y'eggwanga elya Uganda . [1]

Omulimu gw’ensi yonna

[kyusa | kolera mu edit source]

Mu mwezi gwoluberyeberye wa 2014, omutendesi Milutin Sredojević, yamuyita okuyingizibwa mu ttiimu y’eggwanga gw'ebigere eya Uganda mu mpaka z’amawanga ga Afrika eza 2014 . [2] [3] Ttiimu eno yakwata kyakusatu mu kibinja ky'empaka zino oluvannyuma lw'okukuba Burkina Faso, nebagwa maliriri ne Zimbabwe n'okukubwa Morocco . [4] [5]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ "Uganda". mtnfootball.com. Archived from the original on 22 February 2014. Retrieved 11 February 2014.
  2. ↑ "Uganda Cranes Regroup For CHAN 2014 Preparations". kawowo.com. Archived from the original on 11 February 2014. Retrieved 11 February 2014.
  3. ↑ "Uganda makes changes in squad for 2014 Africa Nations Championship". xinhuanet.com. Archived from the original on February 21, 2014. Retrieved 11 February 2014.
  4. ↑ Moonda, Firdose (30 May 2014). "Uganda's impressive CHAN start". ESPN. Retrieved 6 August 2023.
  5. ↑ "Zimbabwe vs Uganda Preview". goal.com/. Retrieved 11 February 2014.