Jackson Kiprop
Endabika
Jackson Kiprop (yazaalibwa nga 20 Ogwekkumi 1986) Munnayuganda omuddusi w'e mbiro empanvu eyakuguka mu misinde gya mubuna byalo . [1] Yavuganya mu mpaka za mubuna byalo mu mpaka z'ensi yonna mu mizannyo eza 2015 egyayindira mu kibuga Beijing ekya China. [2]