Jump to content

Jane Bakaluba

Bisangiddwa ku Wikipedia

Jane Bakaluba, yazaalibwa nga 1939 mu Kampala, ng'era amanyikiddwa nga Jane Jagers oba Jaggers Bakaluba ne Jane Kironde Bakaluba Munnayuganda omuwandiisi w'obitabonga kati abeera Canada. Omulimu gwe ogusinga okumanyikwa gwa Honeymoon for Three ogwafulumizibwa mu 1975 aba East African Publishing House mu butundu tundu obwa African Secondary Readers, mw’alaga enjawulo y’abakyala ab’ennono n’abazungu. Mukyala Muganda, era ayogera Oluganda n’Olungereza. Yakolako mu kufulumya ebitabo mu Kampala, oluvannyuma n’asengukira e Canada.

Mu kitabo ka Women's Literature mu Kenya ne Uganda: The Trouble with Modernity mu 2011, Kruger yawandiika nti: "Kuntandikwa y'emyaka gya 1990, abakyala abaali bawaandiika baali bana bokka mu Uganda okwali Rose Mboya ndowooza nga lwandikibwa bubi nga lirina kuba Rose Mbowa, Elvania Zirimu, Jane Bakaluba ne Barbara Kimenye baali bafunye ettutumu mu ggwanga ...". Yali omu ku bakyala 14 abaali mu kitabo kya Oladele Taiwo ekya 1985 Female Novelists of Modern Africa, mu kibinja ky'abantu mukaaga abaali "bamanyikiddwa okusinga olw'akatabo k'olugero lumu buli omu".

Ebitabo ebirondeddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Honeymoon for Three (1975, East African Publishing House)
  • Nampewo agenda mu kkooti (2013, Kampala: Fountain Publishers, , mu Luganda )

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. Abasi, Kiyimba (2008). "Male Identity and Female Space in the Fiction of Ugandan Women Writers". Journal of International Women's Studies. 9 (3): 193–222. A few women writers, such as Barbara Kimenye, Elvania Zirimu, Jane Jaggers Bakaluba and Grace Akelo, have been quite outstanding, but they have always been clearly outnumbered.
  2. Honeymoon for Three on GoogleBooks
  3. Kruger, M. (2011). "Introduction". Women's Literature in Kenya and Uganda: The Trouble with Modernity (in Lungereza). Springer. p. 3. ISBN 978-0-230-11641-2. Retrieved 1 July 2020.
  4. Owomoyela, Oyekan (1993). A History of Twentieth-century African Literatures (in Lungereza). U of Nebraska Press. p. 78. ISBN 978-0-8032-8604-7. Retrieved 1 July 2020.
  5. "Cultures-Uganda | Bakaluba Jane Kironde". uganda.spla.pro. Retrieved 1 July 2020.
  6. Catalog record for "Honeymoon for Three". Worldcat. 1975. OCLC 923147724.
  7. Catalogue record for "Nampewo agenda mu ssomero". Worldcat. OCLC 860897184.