Jitendra Patel
Endabika
Jitendra Patel (yazaalibwa 26 Ogwekkuminogumu 1945) nzaalwa ya Uganda eyali omuzannyi wa cricket era nga yazannyira ttiimu ya cricket eya Canada . [1] Muteebi w'omukono ogwa kkono era muwuwuttanyi wa kkono owa Orthodox, Patel yazannya emipiira esatu egy'ensi yonna egy'olunaku olumu mu World Cup ya 1979, era nga kw'otadde n'okukiikirira eggwanga mu mpaka za ICC Trophy eza 1979 . [2]