Jump to content

Juliet Nalukenge

Bisangiddwa ku Wikipedia

Juliet Nalukenge (yazaalibwa mu August wa 2003 nga ennakuz'omwezi 14) muzannyi wa mupiira mu Uganda era azannyira nga Forward mu kiraabu ya Liga MX Femenil Atlas ne ttiimu y'eggwanga ey'abakazi eya Uganda .

Omuteebi, Nalukenge yalondebwa ng'omuzannyi omukazi mu Uganda mu 2019 era mu March wa 2021 yamalira mu kifo kyamwenda mu mpaka za Goal (website) NXGN Award ez'omuzannyi w'omupiira omuto omukazi asinga mu nsi yonna. [1]

  1. "NXGN 2021: The 10 best wonderkids in women's football | Goal.com". www.goal.com (in Lungereza). 2021-03-23. Retrieved 2025-08-25.