KALWENDA
Endabika
==KALWENDA== Guliveliya Grevillea robusta
Omuti gwa Kalwenda ogumanyiddwa nga Guliveliya [Grevillea robusta] guno nagwo gurina emigaso mingi ddala, gukula mangu ne gutuuka mita nga amakumi abiri. Gulina emilandira egigenda wansi mutaka, n’olwekyo gifuna emmere yagyo mu bwangu. Tugikozesa mu kukuuma empewo nokutuwa ekisikirize. Amatabi gaagwo tugakozesa nga nakavundira. Omuti ogwo gutuwa embawo , ne’enku <ref:wwf/lvceep>
--Joyce Nanjobe Kawooya (talk) 09:43, 3 Gwamunaana 2015 (UTC)