Kato Kintu
Kato Kintu Kakulukuku [1]( fl. Late 13th century),[2] amanyiddwa e Bunyoro nga Kato Kimera, ye kabaka (kabaka) eyasooka mu Bwakabaka bwa Buganda . Kintu, lyeerinnya ly'omuntu eyasooka ku nsi mu nfumo za Buganda. Kato Kintu yeetuuma erinnya "Kintu" okwegatta ne "taata w'abantu bonna",[3] [4][5][6][7]era ayinza okuba nga yakyusa erinnya lya mukazi eyali amanyidwanga Nantuttululu namutuma Nambi, kubanga eryo lye lyali erinnya lya mukyala wa Kintu.
Ebyafayo n’obufuzi bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Kintu yazaalibwa ku kyalo Bukasa, mu bizinga by’e Ssese, ku nnyanja Nalubaale . Yatandikawo ekibuga kye ekikulu Nnono mu ssaza lye Busujju. Yazaala abaana basatu: Gguluddene, Ccwa (era eriwandiikibwa nga Chwa) ne Wakayima.
- Omulangira Mulanga
Okufa kwe
[kyusa | kolera mu edit source]Kabaka Kato Kintu yafira ku myaka amakumi asatu era naziikibwa e Nnono mu ssaza ly’e Busujju.
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebiwandiiko ebikozesebwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ https://books.google.com/books?id=YLIqAAAAYAAJ
- ↑ https://www.google.co.ug/books/edition/Shaping_The_Society_Christianity_And_Cul/nSeWmAEACAAJ?hl=en
- ↑ https://web.archive.org/web/20201111190315/http://www.buganda.com/kintu.htm
- ↑ https://books.google.co.ug/books?id=hnkWAAAAIAAJ&redir_esc=y
- ↑ https://archive.org/details/historicaltradit0000cohe/page/n5/mode/2up
- ↑ https://books.google.co.ug/books?id=IkNyAAAAMAAJ&redir_esc=y
- ↑ https://books.google.co.ug/books?id=IlpyAAAAMAAJ&redir_esc=y