Jump to content

Kay Adroa

Bisangiddwa ku Wikipedia

Khezia Adroa Amin (yafa August 1974) amanyiddwa ennyo nga Kay Adroa yali mukyala owookubiri wa Idi Amin, pulezidenti wa Uganda okuva mu 1971 okutuuka mu 1979, mu 1966. [1] Yali ava mu kitundu kye kimu ne Amin, West Nile .

Y'omu mu ku bakyala Abalugbara abasooka okusoma mu yunivasite ye Makerere .

Yali Mukristaayo era muwala wa Reverend Adroa mu disitulikiti y’e Arua . Bayawukana ne Idi Amin yanoba mu 1973 [2] oba 1974.

Nga 13 Ogw'omunaana 1974, yasangibwa ng’afudde, nga kigambibwa nti kyava kuvaamu olubuto.[3] Kyokka kyagambibwa nti yali attiddwa Idi Amin [4] wamu n’ebirala ebigambibwa nti yattibwa.[5] Okufa kwe kuteeberezebwa okubeera n'akakwate ku okwegugunga kw'Arube.

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named :0
  2. Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named :1
  3. https://en.wikipedia.org/wiki/Christian
  4. https://en.wikipedia.org/wiki/Christian
  5. https://en.wikipedia.org/wiki/Christian

Emirimu egijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  •  Avirgan, Tony; Honey, Martha (1983).War in Uganda:The Legacy of Idi Amin. Dar es Salaam: Tanzania Publishing House. ISBN 978-9976-1-0056-3.