Keiron Zziwa
Endabika
Keiran St. Charles Alvarez Zziwa (yazaalibwa 7 Ogwekkuminogumu 1997) munnansi wa Canada mu Uganda, omuzannyi wa basketball ow'ekikugu mu Yunivasite y'e Manitoba mu ttabamiruka w'emizannyo owa Manitoba Colleges Athletic Conference . Ono era akiikirira ttiimu y'eggwanga eya Uganda enkulu. [1] [2]
Obulamu obuto
[kyusa | kolera mu edit source]Zziwa yazaalibwa Winnipeg, Manitoba, kitaawe yali Kanyago Charles Zziwa, enzaalwa y’e Uganda, era maama munnansi we Portugal, Tracy Zziwa. [3]
Omulimu gwe mu tendekero erya waggulu
[kyusa | kolera mu edit source]Zziwa yazannyira mu Yunivasite y’e Manitoba Bisons okuva mu 2015–2021. [4]
Ttiimu y'eggwanga
[kyusa | kolera mu edit source]Ono akiikirira ttiimu y'eggwanga eya Uganda enkulu . [1] [5] Yazannyira Uganda oluzannya olusooka ku mutendera gw'ensi yonna ne Morocco mu Gwomusanvu 2021 mu mpaka z'okusunsulamu abagenda okuzannya mu mizannyo gya AfroBasket 2021 . [3]
Ebiwandiiko ebikozesebwa
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 https://thetouchlinesports.com/afrobasket-qualifers-two-new-faces-named-in-silverbacks-squad/ Cite error: Invalid
<ref>tag; name "auto" defined multiple times with different content - ↑ http://www.fiba.basketball/afrobasket/2021/qualifiers/player/Keiran-St-Charles-Alvarez-Zziwa
- 1 2 Namanya, Mark. "Unmasking new stars behind Uganda's Afrobasket success". The Observer. Cite error: Invalid
<ref>tag; name "auto1" defined multiple times with different content - ↑ https://chimpreports.com/silverbacks-12-man-squad-for-rescheduled-afrobasket-qualifiers-named/
- ↑ Sawatzky, Mike (June 28, 2021). "Bisons hoopster to suit up for Uganda" – via www.winnipegfreepress.com.