Kenneth Kamyuka
Endabika
Kenneth Kamyuka (yazaalibwa mu nga 5 oGwekkuminebiri 1981) Munnayuganda enzaalwa y'e Canada, omuzannyi wa cricket. Muzannyi azanyira mu buli kifo awuuba omugo gwa kuliketi saako okukasuka akapiira.
Kamyuka atwalibwa ng'omuzannyi wa cricket asinga okuva mu Uganda era yabazannyira mu mpaka za ICC Trophy mu 2001 . Ng’akuba omupiira muyonjo, yateeba emipiira 100 nga avuganya ku kifo kye namba 10 nga battunka ne Malaysia.
Oluvannyuma yagenda e Canada era oluvannyuma lw’okulinda emyaka ena okusobla okufuna ebiwandiiko ebimukiriza okuzannya mu nsi ye gye yali agenzeemu, Kamyuka yasooka kuzannya mupiira gwa One Day International (OD) mu 2013, nga battunka ne Budaaki . Omupiira gwe ogwasooka yagukubira ku ODI. [1]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa w'abweru wa Wikipedia
[kyusa | kolera mu edit source]- Kenneth Kamyuka ku ESPNcricinfo