Kenny Auma
Endabika
Kenny Auma (yazaalibwa 10 mu mwe gw'okkumi n'ebiri mu mwaka gwa 1989) munnabyabufuzi wa Uganda era omukyala akiikirira mu palamenti ya Uganda ey'ekkumi n'emu ku Disitulikiti y'e Kwania wansi w'ekibiina kya Uganda People's Congress .[1][2][3] Yalondebwa mu 2021 era ekisanja kye mu ofiisi kiva mu 2021 okutuuka mu 2026. [4]
Omulimu gw’ebyobufuzi
[kyusa | kolera mu edit source]Ali mu kakiiko akakola ku by'okubyobuton
de n’akakiiko akavunaanyizibwa ku kubala ebitabo bya gavumenti (Commissions, Statutory Authorities and State Enterprises) mu Palamenti ya Uganda ey’ekkumi n’emu . [4] Mu 2024, yawa obuyambi bw’ensimbi eri ebibiina 10 ebikola ku by’okutereka n’okuwola ssente mu byalo [VSLA] mu disitulikiti y’e Kwania ng’omu ku nteekateeka ye ey’obuntu. [5][6]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "UGSOUND - ONLINE RADIO". ugsound.com. Retrieved 2024-08-10.
- ↑ "Dokolo by-election: Two MPs arrested with 'suspicious money'". Monitor (in Lungereza). 2024-03-21. Retrieved 2024-08-10.
- ↑
{{cite news}}: Empty citation (help) - 1 2 "AUMA KENNY - UGLEADER". ugleader.com. Retrieved 2024-08-10.
- ↑ Otim, Solomon (2024-06-20). "MP Auma extends financial support to VSLAs in Kwania district". The Cooperator News (in American English). Retrieved 2024-08-10.
- ↑ Otim, Solomon (2023-08-27). "MP Auma donates Shs 40mln to gospel artists' SACCO, women VSLAs". The Cooperator News (in American English). Retrieved 2024-08-10.