Kikomando
Ekikomando mmere mu Uganda erimu chapati n’ebijanjaalo. [1] [2] Y'eyawukana ku rolex . Emmere eno yatandikibwawo ku ntandikwa y’emyaka gya 2000. [3] [4]
Ensibuko
[kyusa | kolera mu edit source]Erinnya lino, kikomando, lyayiiyizibwa Omuyimbi Munnayuganda, Bobi Wine, eyayimba ku mmere eno mu lumu ku nnyimba ze. [3] [4] Bannayuganda bagamba nti okulya ekikomando kufuula omuntu ow'amaanyi nga Arnold Schwarzenegger mu firimu ye, Commando . [5] [6] [2] [7] [4] Ekikomando kikolebwa nga basaze Chapati ya Uganda eno ng'eyawukana ne Chapati ya India olw'okuba nti yyo ekolebwa mu nggano ennafu n'ebijanjanjaalo mu kifo ky'enngano enzito. Okwongereza ku bijanjaalo ebisiike, abamu ekikomando bagigattamu Ova, ssupu w'ennyama, gurweevi, enkoko, oba ekibumba. Emmere eno egabulwa mu midaala gy’emmere ey’oku nguudo ne mu bifo ewatundibwa eby’okulya eby’omulembe mu ggwanga. [3] [8] Kikozesebwa nnyo abayizi ba yunivasite olw’ebbeeyi yaakyo eyawansi. [9]
Era soma
[kyusa | kolera mu edit source]Ebiwandiiko ebikozesebwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Special:BookSources/9780313376276
- 1 2 https://web.archive.org/web/20190606195111/https://www.demandafrica.com/food/check-out-ugandas-most-popular-foods/ Cite error: Invalid
<ref>tag; name "Demand Africa" defined multiple times with different content - 1 2 3 https://web.archive.org/web/20190606195931/https://www.monitor.co.ug/artsculture/Dining---Recipes/691226-1616912-q17kk4z/index.html Cite error: Invalid
<ref>tag; name "Monitor" defined multiple times with different content - 1 2 3 https://web.archive.org/web/20190606200133/https://www.tasteatlas.com/kikomando
Cite error: Invalid
<ref>tag; name "Taste Atlas" defined multiple times with different content - ↑ https://web.archive.org/web/20190606211338/https://www.businessinsider.com/best-street-food-in-40-countries-2016-1?IR=T
- ↑ https://web.archive.org/web/20190606211520/http://dispatch.ug/2017/12/15/uganda-food-experience-rolex-kikomando/
- ↑ https://web.archive.org/web/20190606204423/https://www.worldtravelguide.net/guides/africa/uganda/food-and-drink/
- ↑ https://web.archive.org/web/20190606205648/https://www.chwezitraveller.com/featured/5-simple-ugandan-snacks-anyone-can-make/
- ↑ https://web.archive.org/web/20190606210524/https://campusbee.ug/lifestyle/kyambogo-university-the-haven-of-cheap-food/