Jump to content

Kingsley Obuh

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Kingsley Chukwukamadu Obuh nga yazaalibwa 22 Ogwokusatu mu 1976, e Ubulu-Uku, ye Mulabirizi w'Essaza ly'e Asaba mu Kigatta Ekanisa munsi. [1] Yatukuzibwa ng’Omulabirizi w’e Asaba mu 2022. [2] Abadde mufumbo ne Comfort Obuh. [3]

Ensibuko n'obulamu bwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Kingsley Obuh enzaalwa y’e Ubulu-Uku mu kitundu kya gavumenti z’ebitundu ekya Aniocha South mu ssaza ly’e Delta gye yazaalibwa nga 22 Ogwokusatu mu 1976. [3] Yasomera mu Uganda Christian University mu 2009 gye yafuna diguli mu by’Eddiini y’Obwakatonda, era n’afuna ne diguli ey'okubiri mu by’'ddiini y’Ekikristaayo okuva mu Ambrose Alli University mu 2012. [2] Okutuusa lwe yalondebwa ng’Omulabirizi, yeeyali Omuwandiisi w'Eby'emirimu era omuyambi w’obuntu eri Omulabirizi w'Ekanisa z'e Nigeria. [4] [2]

Omulabirizi ow'okuna ow'omugaso ow’essaza ly’e Asaba

[kyusa | kolera mu edit source]

Nga 25 Ogwokubiri mu 2022, yalondebwa okuba Omulabirizi w’essaza ly’e Asaba ng’ali wamu n’abalala mu lukiiko lwa Episcopal synod olw’Ekanisa ya Nigeria olwatuula ku kanisa ya St Andrew’s Anglican Church mu Port Harcourt mu Rivers State. [5] Nga 5 Ogwokutaano mu 2022, yatuuzibwa Henry Ndukuba mu ntebe y'Obulabirizi bw'Essaza lya Asaba era n'akwata ofiisi, n'atwala obuvunaanyizibwa okuva ku Justus Mogekwu. [2]

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Obuh Formally Pronounced Bishop, Asaba Diocese, Anglican Communion". thepointeronlineng.com. Archived from the original on 2023-03-29. Retrieved 2022-04-11.
  2. 1 2 3 4 "New Bishop of Asaba Diocese Performs First Assignment". www.thepointeronlineng.com. Archived from the original on 2023-03-29. Retrieved 2022-04-06.
  3. 1 2 Thestoryng.com (2022-04-06). "Asaba Diocese, Anglican communion gets new bishop".
  4. "ACNN-TV Gets Certificate of Incorporation - Advent Cable Network Nigeria" (in American English). 2021-11-19. Retrieved 2022-04-06.
  5. "CoN Bishop Theologian Goes to Ilesha Diocese as Ukwa, Asaba, Bari and Zaria Dioceses Get Bishops - Advent Cable Network Nigeria" (in American English). 2022-02-25. Retrieved 2022-04-06.