Jump to content

Kiyimba owa Buganda

Bisangiddwa ku Wikipedia

Ntege Kiyimba yali Sekabaka w'Obwakabaka bwa Buganda . Yafuga okuva mu 1464 okutuuka mu 1484. Ye Sekabaka wa Buganda ow’omukaaga.

Okutuuzibwa ku Nnamulondo

[kyusa | kolera mu edit source]

Yali mutabani wa Kabaka Kiggala Mukaabya ow'omukaaga . [1] Nnyina yali Nabukalu, eyeddira Olugave, yeyali mukyala wa Kabaka Kiggala Mukaabya eyasooka. Yalya obwakabakamu 1464, nga kitaawe avudde ku Nnamulondo. Obufuzi bwe tebwasiimibwa nnyo olw’obukambwe bwe. [1] Yafa nga kitaawe tannafa era ekyavaamu kitaawe n’asikirwa.

Obulamu bw’obufumbo

[kyusa | kolera mu edit source]

Yalina abakyala babiri naye nga talina baana ku mukyala yenna: [1]

  • Bamuggya muwala wa Kisuule ow’ekika ky’e Njaza
  • Gwojjanjaba, muwala wa Gunju, ow’ekika kya Butiko.

Yafiira Mpummudde era yasooka kuterekebwa Lukwanga mu Busiro. Yasikirwa kitaawe ku ntebe, mu 1484. [ <span title="This claim needs references to reliable sources. (August 2020)">citation needed</span> ] Yaterekebwa e Sentema, Busiro, kati mu Disitulikiti y’e Wakiso. [2]

Engeri gyebasikizibwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Template:S-start Template:Succession box Template:S-end

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 3 Kaggwa, Apollo; Kalibala, Ernest B. (1934). The Customs of the Baganda. p. 21.
  2. "Ssekabaka Kiyimba Is Buried At Sentema". Buganda.com. Archived from the original on 15 June 2013. Retrieved 4 October 2014.

Ebiyungo eby’ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]