Kuldip Singh Bhogal
Endabika
Kuldip Singh Bhogal (yazaalibwa 4 Ogwokusatu 1950) Munnyuganda muzannyi wa hockey ow'omukisaawe. Yavuganya mu mpaka z'abasajja mu mizannyo gya Olympics egy'omusana mu 1972 . [1] Muganda wa munnayuganda omuzannyi wa Hockey ku mutendera gw'ensi yonna Ajit Singh Bhogal .