Kyeru Phiona Bridget
Kyeru Phiona Bridget, (yazaalibwa 27 Ogwomwenda 1997) Munnayuganda Modo era muwanguzi w'engule y'empaka z'obwannalulungi . [1] [2] Yaliko Nalulungi w'eby'obulambuzi ng'engule eno yagikwasibwa nga 4, Ogwekkumi 2019. [3] [4]
Obulamu obuto n’emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Kyeru yazaalibwa nga 27, Ogwomwenda 1997, mu disitulikiti y’e Iganga, yazaalibwa mu family ya bantu 4 nga maama we ye Nabirye Florence ate taata we yali omugenzi Balazewa David. [5] Mu 2019 yeetaba mu mpaka za Nalulungi w'eby'obulambuzi mu Busoga kyokka n’amalaira mu kifo kya kubiri . Empaka zino zawangulwa Sandrah Nguna. [6] Yayongera okuvuganya ku mpaka z'obwa Nalulungi w'eby'obulambuzi mu Uganda era n'awangula mu 2019. [7] Yakiikirira Uganda mu mpaka z'obwa Nalulungi w'eby'obulambuzi ez'ensi yonna e Malaysia era oluvannyuma n'alondebwa okuba omubaka wa hotel ya Arcadia suits. [8] [9]
Emikolo gy'obwa Nalulungi (pageantry).
[kyusa | kolera mu edit source]Ettendekero ly'obwegassi ery'obwa Nnalulungi erya Miss Uganda Cooperative college Tororo 2017
[kyusa | kolera mu edit source]Kyeru yawangula engule ya Nnalulungi w'etendekero lya Miss Uganda cooperative college Tororo mu Ogwolubereberye 2017 ku myaka 20.
Nnalulungi wa Tororo 2017
[kyusa | kolera mu edit source]Kyeru yawangula engule ya Nnalulungi wa Tororo mu 2017.
Nnalulungi w'obuvanjuba bwa Uganda 2018
[kyusa | kolera mu edit source]Kyeru yavuganya ku ngule y'obwa Nnalulungi w'obuvanjuba bwa Uganda era n’awangula.
Nnalulungi w’ebyobulambuzi mu Busoga 2019
[kyusa | kolera mu edit source]Kyeru yavuganya mu mpaka za Nnalulungi wa Busoga mu 2019 n’amalira mu kifo kyakubiri. [10]
Nnalulungi w'obulambuzi Uganda 2019
[kyusa | kolera mu edit source]Kyeru yaweebwa engule ya Nnalulungi w'eby'obulambuzi mu Uganda nga 4 Ogwekkumi 2019, [11] n'awangula ku mulundi ogwasooka okwesimbawo nga wa myaka 20. Phiona yawangula abaali beesimbyeewo 24 okuva mu bitundu mwenda okwetoloola Uganda. [12] Oluvannyuma yakiikirira Uganda ku mutendera gw'ensi yonna. [13]
Nnalulungi w'ebyobulambuzi mu nsi yonna 2019
[kyusa | kolera mu edit source]Nga 12, Ogwekkumineebiri 2021, Kyeru yavuganya mu mpaka z'obwa Nnalulungi ku mutendera gw'ensi yonna e Malaysia kyokka n’atawangula. [14] Wabula yali mu 7 abasinga mu nsi yonna. [15] [16]
Era laba
[kyusa | kolera mu edit source]Ebiwandiiko ebikozesebwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ http://mbu.ug/2019/10/05/photos-busogas-phiona-kyeru-wins-miss-tourism-uganda-2019-crown/
- ↑ https://www.sqoop.co.ug/201910/four-one-one/busogas-kyeru-is-new-tourism-queen.html?fb_comment_id=1654080121383779_3060251964099914
- ↑ https://pulse.mtn.co.ug/pulse-rewind-phionah-kyeru-glamorously-crowned-2019-miss-tourism-uganda/
- ↑ https://chimpreports.com/busogas-phiona-kyeru-crowned-miss-tourism-2019/
- ↑ https://observer.ug/lifestyle/62535-i-miss-myself-miss-tourism
- ↑ https://www.sqoop.co.ug/201908/news/events/sandra-nguna-wins-miss-tourism-busoga.html
- ↑ https://nilepost.co.ug/news/56628/miss-tourism-2019-crown-goes-to-busoga
- ↑ http://mbu.ug/2018/10/27/new-tourism-queen-appointed-arcadia-suites-ambassador/
- ↑ https://www.afrik.com/miss-tourisme-ouganda-bridget-kyeru-reclame-sa-voiture
- ↑ https://www.sqoop.co.ug/201908/news/events/sandra-nguna-wins-miss-tourism-busoga.html
- ↑ http://mbu.ug/2021/09/29/miss-tourism-uganda-2021-22-to-be-crowned-this-weekend/
- ↑ https://www.sqoop.co.ug/201910/four-one-one/busogas-kyeru-is-new-tourism-queen.html
- ↑ https://ultimatenews.co.ug/2019/10/speaker-kadaga-rescues-miss-tourism-phiona-kyeru-as-utb-and-kiwanda-go-into-hiding/
- ↑ Mugisha, Crispus. "Kadaga comes to the rescue as Ministry fails to raise air ticket for Miss Tourism". Nilepost News (in Lungereza). Retrieved 2024-03-20.
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2024-03-20. Retrieved 2025-11-05.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://thepageantcrown.blogspot.com/2019/11/miss-tourism-international-2019.html