Jump to content

Laika Umuhoza

Bisangiddwa ku Wikipedia
Laika
Munnayuganda omuyimbi Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamukyala Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeUganda Kyusa Wikidata
Gy'a­zaal­waKanungu Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa Wikidata
Omulimumusician Kyusa Wikidata

Laika Umuhoza Munnayuganda omuyimbi era amanyiddwa nga Laika. Muyimbi, muwandiisi wa nnyimba era akwata alubaamu ze ku nnyimba nga afro-zouk afro-pop, ne afro-RnB. Laika yakulira Munyonyo, ekitundu ekisangibwa mu bitundu by’e Kampala kyokka nga yazaalibwa mu Disitulikiti y’e Kanungu mu Bugwanjuba bwa Uganda. Abayimbi nga Alicia Keys, Lauryn Hill ne Beyonce omuli n'abayimbi ba Uganda nga Lilian Mbabazi be bamu ku baamusikiriza okuyimba.[1][2][3][4]

Obuto bwe n’obuyigirize

[kyusa | kolera mu edit source]

Laika Umuhoza yatandika okuyimba oluvannyuma lw’okutikkirwa mu ttendekero lya America li University of Virginia’s College e Wise mu 2019 n’afuna diguli mu kubala ebitabo eya Bachelor's degree in accounting. Mu 2020, yafulumya oluyimba lwe olwasooka olwa "My type" era alubaamu ezaddirira ne zigoberera nga overdose, Netwalira, your body, love story, You single ne Nzuuno. Ennyimba ze zinyumira nnyo abawagizi ne bapulodyusa be.[5][6][7]

Ebimukwatako eby'omunda

[kyusa | kolera mu edit source]

Laika Umuhoza yategeeza nti ajja kufumbirwa n’okufuna amaka mu myaka gye egy’obukulu 30.[8]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Laika Biography, Wiki, Profile, Life Story". www.howwe.ug (in Lungereza). Retrieved 2025-11-24.
  2. "Laika Biography, Profile, Facts, Life Story, About Laika". PearlTunes (in Lungereza). Retrieved 2025-11-24.
  3. Reporter, NewVision (2023-08-26). "Singer Laika irked by fans claiming that she sleeps with manager". New Vision. Retrieved 2025-11-24.
  4. "Singer Laika signs with Ray Pan Promotions". Pulse Uganda (in Lungereza). 2023-04-21. Retrieved 2025-11-24.
  5. "Laika Umuhoza - The University of Virginia's College at Wise | WayUp". www.wayup.com (in American English). Retrieved 2025-11-24.
  6. Matovu, Ibrahim Ibrahim Abbas (2025-01-08). "Bajjo Confesses Love for Laika Music". Sanyu FM 88.2 (in American English). Retrieved 2025-11-24.
  7. Platform, Ugmuziki Online Audio Streaming (2023-08-25). "Laika Music Biography, Her Music Profile, Age,Education,Husband,Real Name,Net Worth - ugmuziki.com". Ugmuziki Online Audio Streaming Platform (in Lungereza). Retrieved 2025-11-24.
  8. Mwesigwa, Solomon (2023-05-07). "I plan to give birth in my early 30s - Laika Music". MBU (in American English). Retrieved 2025-11-24.