Jump to content

Latibu Muwonge

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Latibu Muwonge, era amanyiddwa nga "The Dancing Master", Munnayuganda omuzannyi w'e bikonde omukugu ng'avuganya mu buzito bwa super lightweight . Yali mu kifo eky'okubiri mu Afrika n’akwata engule ya Africa Super Lightweight okuva mu Gwokusatu gwa 2024 nga kyamuweebwa olukiiko lw’ensi yonna olw’ebikonde (WBC). [1] [2] [3] [4]

Ennwana ze ezasooka

[kyusa | kolera mu edit source]

Muwonge yasooka okulwana mu luwana olw'ekikugu 22 Ogwokusatu, 2019, mu kisaawe kya MTN Arena Lugogo mu Kampala mu Uganda. Mu lulwana olwo, yakuba Kenneth Kaunda. Eno yeeyali entandikwa y’ennwana n'okulinnya kwe mu ddaala mu buzito bwa ‘super lightweight’. [5]

Ennwana ennene n’engule ze

[kyusa | kolera mu edit source]

Nga 10 Ogwokusatu, 2023, mu Club Obligato mu Kampala, Muwonge yattunka ne Albano Clement ku ngule ya African Boxing Union African Super Lightweight terina muntu yali agirina. Yawangula, n’ayongerako engule ey’ekitiibwa ku linnya lye. Yagenda mu maaso n’okwolesa obukugu bwe mu nnwana ezaddirira. [2] Nga 11 Ogwekkuminoogumu, 2023, yawangula Ibrahim Odhiambo mu Club Obligato mu Kampala. Olulwana lwe olwasembyeyo lwaliwo nga 2 Ogwokusatu, 2024, mu kifo ekiyitibwa Lords Wembley Sports Complex e Shukura. Wadde nga Muwonge yafuba nnyo, yakubwa Faisal Abubakari ng’atawakanye. [2]

Likodi ye ey’ekikugu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ https://www.tapology.com/fightcenter/fighters/364416-latibu-muwonge-the-dancing-master
  2. 1 2 3 4 5 https://boxrec.com/en/box-pro/872624
  3. ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2024-05-27. Retrieved 2025-09-30.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2025-02-19. Retrieved 2025-09-30.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/sports/boxing/muwonge-ready-to-dance-in-accra-4541968
  6. ↑ Latibu, Muwonge. "Boxers record". Retrieved 2024-05-27.
  7. ↑ https://bigeye.ug/photo-yung-mulos-young-brother-excellent-boxer-won-award/
  8. ↑ "Latibu Muwonge ("The Dancing Master") | Boxer Page". Tapology. Retrieved 2024-05-27.
  9. ↑ Republic, Matooke (2024-01-16). "Singer Yung Mulo's brother Latibu ranked second-top boxer in Africa by WBC". Matooke Republic. Archived from the original on 2024-05-27. Retrieved 2024-05-27.
  10. ↑ "Muwonge ready to dance in Accra". Monitor. 2024-03-05. Retrieved 2024-05-27.
  11. ↑ Latibu, Muwonge. "Boxers record". Retrieved 2024-05-27.
  12. ↑ "Latibu Muwonge ("The Dancing Master") | Boxer Page". Tapology. Retrieved 2024-05-27.
  13. ↑ Republic, Matooke (2024-01-16). "Singer Yung Mulo's brother Latibu ranked second-top boxer in Africa by WBC". Matooke Republic. Archived from the original on 2024-05-27. Retrieved 2024-05-27.
  14. ↑ "Muwonge ready to dance in Accra". Monitor. 2024-03-05. Retrieved 2024-05-27.